• Tutukiriire
Gambuuze
Advertisement
  • Omuko Ogusooka
    Owek. Mayiga akubirizza abakulira Abasomaali okwenyigira mu nteekateeka z’ Obwakabaka

    Minisita Anthony Wamala akubirizza abantu okuwandiika ebibakwatako okukuuma omukululo

    Owek. Mayanja akunze abantu okukuuma Obutondebwensi

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    Ab’e  Masaka balaajanye mu muwendo gwa baana ogweyongedde

    Kaggo Magandaazi atuuzizza Abaami b’emiruka, Abasabye okukuuma  ekitiibwa kya Buganda

    Abantu ba Beene basabiddwa okutumbula obuyonjo nga bayita mu Bulungibwansi

    Olukiiko olutegesi lulambudde ekifo awanaakwatirwa olunaku lw’Abavubuka mu Buganda

    Owek. Kakomo asabye abantu okunnyweza Obumu

  • Agafa e Mengo
  • Emboozi
  • Endowooza
  • Ebisanyusa
  • Ag’Ebweru
  • Ebyemizzanyo
No Result
View All Result

Home Agafa e Mengo

Ssentebe wa Nkobazambogo Lubyayi alabudde abavubuka ku Mukenenya eyeegiriisa

Gambuuze by Gambuuze
November 28, 2024
in Agafa e Mengo
0 0
0
Ssentebe wa Nkobazambogo Lubyayi alabudde abavubuka ku Mukenenya eyeegiriisa
0
SHARES
31
VIEWS
Share on FacebookShare on Twitter

Bya Samuel Stuart Jjingo

Bushenyi

Ssentebe wa Nkobazambogo mu ggwanga Adrian Lubyayi alabudde abavubuka okwerinda akawuka ka Mukenenya akeeyongera buli lukya bwebaba baagala okubeera n’ebiseera by’omu maaso ebitangaavu.

Entanda eno, Mw. Lubyayi agiweeredde Ishaka ne Bushenyi mu nteekateeka gyaliko okulambula bannakibiina kino wonna mu ggwanga okwongera okubalambika.

Mw. Lubyayi ategeezezza nti  buli lukya akawuka kongera okusensera era ebibalo biraga nti keegirisizza nnyo mu bavubuka bwatyo naabasaba okubeera ku bwerinde kubanga Buganda ebeetaaga balamu  bulungi basobole okugigasa.

Bano abasabye okwetaba butereevu mu lutalo lw’okuzza Buganda ku ntikko nga bawagira enteekateeka Beene zaleeta okutumbula embeera z’abantu naddala abavubuka.

 Lubyayi abakuutidde okunyweza emisomo gyabwe era babeere obumu nga Ssaabassajja bwabakubiriza

Ono yeekokkodde ku byensula mu bitundu bino byagambye nti si birungi bwatyo naasaba wabeewo ekikolebwa ku nsonga eno.

Mu nteekateeka eno, Ssentebe Lubyayi alambudde ebitundu okuli; Ishaka Bushenyi Kabaale ne Mbarara era asuubirwa okutuukako mu bitundu bye Gulu mu mambuka.

Share this:

  • Tutukiriire

© 2021 Gambuuze - Obwakabaka bwa Buganda.

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In

Add New Playlist