• Tutukiriire
Gambuuze
Advertisement
  • Omuko Ogusooka
    Owek. Mayiga akubirizza abakulira Abasomaali okwenyigira mu nteekateeka z’ Obwakabaka

    Minisita Anthony Wamala akubirizza abantu okuwandiika ebibakwatako okukuuma omukululo

    Owek. Mayanja akunze abantu okukuuma Obutondebwensi

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    Ab’e  Masaka balaajanye mu muwendo gwa baana ogweyongedde

    Kaggo Magandaazi atuuzizza Abaami b’emiruka, Abasabye okukuuma  ekitiibwa kya Buganda

    Abantu ba Beene basabiddwa okutumbula obuyonjo nga bayita mu Bulungibwansi

    Olukiiko olutegesi lulambudde ekifo awanaakwatirwa olunaku lw’Abavubuka mu Buganda

    Owek. Kakomo asabye abantu okunnyweza Obumu

  • Agafa e Mengo
  • Emboozi
  • Endowooza
  • Ebisanyusa
  • Ag’Ebweru
  • Ebyemizzanyo
No Result
View All Result

Home Agafa e Mengo

Ssaabalangira Musanje asabye Gavumenti okufaayo ku biruma Abasuubuzi

Gambuuze by Gambuuze
January 25, 2024
in Agafa e Mengo
0 0
0
Ssaabalangira Musanje asabye Gavumenti okufaayo ku biruma Abasuubuzi
0
SHARES
49
VIEWS
Share on FacebookShare on Twitter

Bya Ssemakula John

Kikuubo – Kyaddondo

Ssaabalangira Godfrey  Kikulwe Musanje asabye Gavumenti eya wakati okuwuliriza ensonga abasuubuzi ze bagikaabira entakera naddala ensonga z’okubateerawo embeera ebasobozesa okukola obulungi emirimu mu kibuga Kampala.

Okwogera bino, asinzidde ku Jaguar Hotel mu Kikuubo ku mukolo gw’okutuuza  omwami wa Kabaka mu muluka Kikuubo mu ggombolola Kampala Masekati, Omulangira Ggolooba Wilberforce n’omumyuka we Paul Ssekwe ku Lwokuna.

Ssaabalangira ategeezezza nti abasuubuzi bakola kinene okuyimirizaawo gavumenti nga bayita mu musolo naye guno gugwaana okubeeramu obwenkanya.

Ye Omumyuka Ow’okubiri owa Kaggo-Dr. Fiona Nakalinda Kalinda, ono nga y’akoze omukolo gw’okutuuza n’okulayiza abaweereza b’omuluka guno akuutidde Abaami okwewala okwenyigira mu bufere obwa buli ngeri naddala obwekuusa ku ttaka.

Dr. Kalinda abalabudde ku kabi akaboolekedde singa bakwatibwa mu bufere bwonna.

Ate Ssaabagunjuzi w’Ekisaakaate kya  Nnaabagereka, Owek. Dr Lukwago Rashid  akalattidde Abaami ba Kabaka okwenyumiriza mu kitiibwa ekiri mu buweereza. 

Omukolo guno, gwetabiddwako abantu bangi nnyo omuli n’omukulu w’ekika ky’Omutima Omuyanja Jjaja  Namugera Kakeeto Nicholus Kasekende awamu n’abalala.

Share this:

  • Tutukiriire

© 2021 Gambuuze - Obwakabaka bwa Buganda.

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In

Add New Playlist