• Tutukiriire
Gambuuze
Advertisement
  • Omuko Ogusooka
    Owek. Mayiga akubirizza abakulira Abasomaali okwenyigira mu nteekateeka z’ Obwakabaka

    Minisita Anthony Wamala akubirizza abantu okuwandiika ebibakwatako okukuuma omukululo

    Owek. Mayanja akunze abantu okukuuma Obutondebwensi

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    Ab’e  Masaka balaajanye mu muwendo gwa baana ogweyongedde

    Kaggo Magandaazi atuuzizza Abaami b’emiruka, Abasabye okukuuma  ekitiibwa kya Buganda

    Abantu ba Beene basabiddwa okutumbula obuyonjo nga bayita mu Bulungibwansi

    Olukiiko olutegesi lulambudde ekifo awanaakwatirwa olunaku lw’Abavubuka mu Buganda

    Owek. Kakomo asabye abantu okunnyweza Obumu

  • Agafa e Mengo
  • Emboozi
  • Endowooza
  • Ebisanyusa
  • Ag’Ebweru
  • Ebyemizzanyo
No Result
View All Result

Home Amawulire

Ssaabalabirizi Kazimba asabye gavumenti eggulewo amasomero

Gambuuze by Gambuuze
August 20, 2020
in Amawulire
0 0
0
Ssaabalabirizi Kazimba asabye gavumenti eggulewo amasomero
0
SHARES
24
VIEWS
Share on FacebookShare on Twitter

Bya Musasi Waffe

Namirembe

Ssaabalabirizi w’ekkanisa ya Uganda Dr.Steven Kazimba Mugalu, alaajanidde gavumenti eggulewo amasomero abaana basome.

Dr. Kazimba yategeezezza nti, “Tusaba gavumenti erowooze ku ky’okuggula amasomero nga abakulembeze bonna bamaze okuwaayo engeri ezinagobererwa okwewala ekirwadde ki COVID19.”

Ssaabalabirizi Kazimba Mugalu

Okwogera bino Ssaabalabirizi abadde aggalawo omusomo gw’ekibiina ekitaba bannabyanjigiriza mu nzikkiriza ya Kurisito ez’enjawulo wamu ne bannakyewa e Namirembe ku Lwokusatu.

Ono yalaajanidde gavumenti obutongezzaayo kusoma kwa mwaka guno naye bweggulawo ereke okusoma kweyongereyo okutuuka mu mwezi gw’okusatu.

Kazimba era yasabye abaana abali mu bibiina ebikomekerezza emitendera egy’enjawulo basooke baweebwe omukisa okudda ku ssomero.

Bannabyanjigiriza balaze nga bwekisoboka abayizi mu bibiina ebimu okusoma ku mpalo nga kumakya ate abalala nebasoma olw’eggulo okusobola okukendeeza omujjuzo.

Abamu ku beetabye mu musomo

Bano bagamba nti, omuggalo gubanyigirizza nnyo era nga abasomesa tebakyasobola kweyimirizzaawo n’amaka gabwe ate nga n’abazadde abaana babazitoweredde.

Kinajjukirwa nti emyezi gigenda kuwera ettaano nga abaana baziddwa eka okwewala okusaasaana kw’ekirwadde ki COVID19 mu ggwanga.

Share this:

  • Tutukiriire

© 2021 Gambuuze - Obwakabaka bwa Buganda.

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In

Add New Playlist