• Tutukiriire
Gambuuze
Advertisement
  • Omuko Ogusooka
    Owek. Mayiga akubirizza abakulira Abasomaali okwenyigira mu nteekateeka z’ Obwakabaka

    Minisita Anthony Wamala akubirizza abantu okuwandiika ebibakwatako okukuuma omukululo

    Owek. Mayanja akunze abantu okukuuma Obutondebwensi

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    Ab’e  Masaka balaajanye mu muwendo gwa baana ogweyongedde

    Kaggo Magandaazi atuuzizza Abaami b’emiruka, Abasabye okukuuma  ekitiibwa kya Buganda

    Abantu ba Beene basabiddwa okutumbula obuyonjo nga bayita mu Bulungibwansi

    Olukiiko olutegesi lulambudde ekifo awanaakwatirwa olunaku lw’Abavubuka mu Buganda

    Owek. Kakomo asabye abantu okunnyweza Obumu

  • Agafa e Mengo
  • Emboozi
  • Endowooza
  • Ebisanyusa
  • Ag’Ebweru
  • Ebyemizzanyo
No Result
View All Result

Home Ag'Ebweru

Pulezidenti wa Amerika Trump aggyiddwamu bwesige

Gambuuze by Gambuuze
December 19, 2019
in Ag'Ebweru
0 0
0
Pulezidenti wa Amerika Trump aggyiddwamu bwesige
0
SHARES
25
VIEWS
Share on FacebookShare on Twitter
Donald Trump

Olukiiko lw’eggwanga oluto luyite Congress mu ggwanga lya Amerika ekiro ekikeesezza leero lukubye akalulu okujja obwesige mu mukulembeze w’eggwanga eryo Naggagga Donald Trump. Ono avunanibwa okukozesa woofiisi ye okussa akazito ku ggwanga lya Ukraine okunonyereza k’omu kubavuganya okutwala kaadi y’ekibiina kya Democratic Party, okuvuganya ku bwa pulezidenti omwaka ogujja Joe Biden.  Trump era avunaanibwa n’okulemesa Congress okunonyereza, bweyagaana okuwaayo obujulizi obwa musabibwa wamu n’okulemesa abakungu mu gavumenti ye okugenda mu Congress okubuuzibwa. Emisango gyonna Trump agyegaana nga alumiriza aba DP nti bagezaako kuwamba buyinzaabwe oluvanyuma lw’okubamegga mu kalulu ka 2016 bweyawangula Hilary Clinton. Ababaka 230 nga bonna ba DP bawagidde ekiteeso ekiggye Trump mu ntebe ate 197 nga kuliko aba DP babiri n’aba Republican Party 195 nebakiwakanya. Kati ekirindiriddwa kwekuweerezebwa mu Lukiiko olw’okuntikko luyite Senate nga luno lwerugenda okusalawo oba Trump aggyibwa ku bwa pulezidenti oba nedda. Wabula okwawukana ku Congress, Senate esingamu Banna Republican nga kino kyekibiina kya pulezidenti mwava. Kisuubirwa nti bano bagenda kumwejjereza era wakusigala mu buyinza. Amerika agenda genda mu kulonda kwabonna mu 2020.

Share this:

  • Tutukiriire

© 2021 Gambuuze - Obwakabaka bwa Buganda.

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In

Add New Playlist