• Tutukiriire
Gambuuze
Advertisement
  • Omuko Ogusooka
    Owek. Mayiga akubirizza abakulira Abasomaali okwenyigira mu nteekateeka z’ Obwakabaka

    Minisita Anthony Wamala akubirizza abantu okuwandiika ebibakwatako okukuuma omukululo

    Owek. Mayanja akunze abantu okukuuma Obutondebwensi

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    Ab’e  Masaka balaajanye mu muwendo gwa baana ogweyongedde

    Kaggo Magandaazi atuuzizza Abaami b’emiruka, Abasabye okukuuma  ekitiibwa kya Buganda

    Abantu ba Beene basabiddwa okutumbula obuyonjo nga bayita mu Bulungibwansi

    Olukiiko olutegesi lulambudde ekifo awanaakwatirwa olunaku lw’Abavubuka mu Buganda

    Owek. Kakomo asabye abantu okunnyweza Obumu

  • Agafa e Mengo
  • Emboozi
  • Endowooza
  • Ebisanyusa
  • Ag’Ebweru
  • Ebyemizzanyo
No Result
View All Result

Home Ebyemizzanyo

Pulezidenti Museveni asabiddwa okuteeka omukono ku tteeka eritangira ebisiyaga

Gambuuze by Gambuuze
March 29, 2023
in Ebyemizzanyo
0 0
0
Pulezidenti Museveni asabiddwa okuteeka omukono ku tteeka eritangira ebisiyaga
0
SHARES
146
VIEWS
Share on FacebookShare on Twitter

Bya Ssemakula John

Kampala

Pulezidenti Yoweri Kaguta Museveni asabiddwa obutatya mawanga g’abazungu agatandise okutiisatiisa nga  bwebagenda okusalako Uganda obuyambi singa ateeka omukono ku tteeka lya ‘Anti-homosexuality Bill 2023′ eryayisiddwa Palamenti.

Okusaba kuno kukoleddwa amyuka ssentebe w’akakiiko ka Palamenti  ak’empisa n’amateeka agafuga ababaka,  Fr. Charles Onen era nga ye mubaka wa Gulu East mu lukiiko olukulu.

Onene agamba nti kati ennaku ziyise 12 nnamba okuva Palamenti lweyayisa etteeka lino era nga Ssemateeka alagira nti Pulezidenti alina okuliteekako omukono ogulikakasa ng’ ennaku 60 tezinayita.

Fr. Onen ategeezezza nti tewali kirina kutiisa Pulezidenti kuteekako mukono kubanga waliwo amawanga amalala mangi agalina amateeka agatangira omuze gw’ebisiyaga era amawanga g’abazungu tegalina kyegali gabakoze.

Ono era asabye Pulezidenti Museveni alabule amawanga gano gamanye nti Uganda nsi eyeetengeredde ate erimu abantu abagirumirwa ng’era batya Katonda.

Omubaka Onen agasseeko nti Uganda terina kutya kuyisa tteeka lino ng’etya okusalwako obuyambi kuba ebiseera by’eggwanga eby’omu maaso birina okutaasibwa.

Bino webijjidde nga ebitongole, ebibiina n’amawanga g’abazungu gamaze dda okulabula Pulezidenti Museveni nga bwegajja okusala ku buyambi singa kamutanda nateeka omukono ku tteeka lino.

Share this:

  • Tutukiriire

© 2021 Gambuuze - Obwakabaka bwa Buganda.

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In

Add New Playlist