• Tutukiriire
Gambuuze
Advertisement
  • Omuko Ogusooka
    Owek. Mayiga akubirizza abakulira Abasomaali okwenyigira mu nteekateeka z’ Obwakabaka

    Minisita Anthony Wamala akubirizza abantu okuwandiika ebibakwatako okukuuma omukululo

    Owek. Mayanja akunze abantu okukuuma Obutondebwensi

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    Ab’e  Masaka balaajanye mu muwendo gwa baana ogweyongedde

    Kaggo Magandaazi atuuzizza Abaami b’emiruka, Abasabye okukuuma  ekitiibwa kya Buganda

    Abantu ba Beene basabiddwa okutumbula obuyonjo nga bayita mu Bulungibwansi

    Olukiiko olutegesi lulambudde ekifo awanaakwatirwa olunaku lw’Abavubuka mu Buganda

    Owek. Kakomo asabye abantu okunnyweza Obumu

  • Agafa e Mengo
  • Emboozi
  • Endowooza
  • Ebisanyusa
  • Ag’Ebweru
  • Ebyemizzanyo
No Result
View All Result

Home Eby'obufuzi

Poliisi erabudde Bobi Wine ne Dr Besigye ku kutegeka okwekalakaasa

Gambuuze by Gambuuze
August 9, 2022
in Eby'obufuzi
0 0
0
Poliisi erabudde Bobi Wine ne Dr Besigye ku kutegeka okwekalakaasa
0
SHARES
58
VIEWS
Share on FacebookShare on Twitter

Bya Ssemakula John

Kampala – Kyaddondo

Poliisi mu ggwanga ewadde amagezi abakulembeze okuli ow’ekisinde ki People’s Front for Transition, Dr Kizza Besigye, owa National Unity Platform (NUP), Robert Kyagulanyi Ssentamu awamu nabakulembeze abalala  okukomya okukuma mu bantu omuliro.

Abakulu mu poliisi bagamba nti entegeka za bano tezigenda kukola  kuba bannayuganda tebaagala muntu yenna ayagala kutabangula mirembe gyabwe kyokka ate nekirala okwekalakaasa kwebagala okutegeka kumenya mateeka.

Bw’abadde ayogerako ne bannamawulire omwogezi wa poliisi mu ggwanga, Fred Enanga  agamba nti buli lukya bafuna amawulire nga bannabyabufuzi bano bwebatandise okukunga abantu basobole okwekalakaasa omwezi guno wabula nabasekerera nga agamba nti bannayuganda bantu ba ddembe.

“N’omulundi guno, entegeka zabwe tezigenda kukola kuba tebalina kyebagamba bantu wadde okubawa amagezi ku mbeera eriwo wabula bawoza kimu musigale ewaka. Bakozesa embeera y’ebyenfuna eri mu nsi yonna okuteeka okutya mu bantu awamu n’okubazanyisa eby’obufuzi,” Enanga bw’ alambuludde.

Poliisi esabye bannayuganda okwesonyiwa bano basigale mu mirembe era bwewabaawa abatiisatiisa bamuwaabire mu bakulu ab’obuyinza.

Enanga akakasizza nti nga poliisi beetegefu okwanganga embeera yonna era nalabula abo abatambuza n’okusaasaanya obubaka bwa bannamawulire bano nti bajja kuvunaanibwa.

Kinajjukirwa nti mu mwezi oguwedde abantu abawera 162 bakwatibwa mu kwekalakaasa kwa KUNGA okwaliwo  wakati wa  July 25-27, era ku bano 105 basimbibwa mu kkooti nebavunaanibwa nga kati bali ku alimanda.

Share this:

Tags: Bobi WineDr. Kizza BesigyeKUNGA DemonstrationsRobert Kyagulanyi SsentamuUganda Police
  • Tutukiriire

© 2021 Gambuuze - Obwakabaka bwa Buganda.

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In

Add New Playlist