• Tutukiriire
Gambuuze
Advertisement
  • Omuko Ogusooka
    Owek. Mayiga akubirizza abakulira Abasomaali okwenyigira mu nteekateeka z’ Obwakabaka

    Minisita Anthony Wamala akubirizza abantu okuwandiika ebibakwatako okukuuma omukululo

    Owek. Mayanja akunze abantu okukuuma Obutondebwensi

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    Ab’e  Masaka balaajanye mu muwendo gwa baana ogweyongedde

    Kaggo Magandaazi atuuzizza Abaami b’emiruka, Abasabye okukuuma  ekitiibwa kya Buganda

    Abantu ba Beene basabiddwa okutumbula obuyonjo nga bayita mu Bulungibwansi

    Olukiiko olutegesi lulambudde ekifo awanaakwatirwa olunaku lw’Abavubuka mu Buganda

    Owek. Kakomo asabye abantu okunnyweza Obumu

  • Agafa e Mengo
  • Emboozi
  • Endowooza
  • Ebisanyusa
  • Ag’Ebweru
  • Ebyemizzanyo
No Result
View All Result

Home Eby'obuwangwa

Owek. Wamala akwasiddwa Woofiisi ya Minisitule y’Ebyobulambuzi

Gambuuze by Gambuuze
August 8, 2023
in Eby'obuwangwa
0 0
0
Owek. Wamala akwasiddwa Woofiisi ya Minisitule y’Ebyobulambuzi
0
SHARES
28
VIEWS
Share on FacebookShare on Twitter

Bya Ssemakula John

Bulange – Mmengo

Minisita omuggya ow’obuwangwa, Ennono n’Obulambuzi, Oweek Anthony Wamala, akwasiddwa Woofiisi mu butongole.

Omukolo guno guyindidde mu Bulange e Mmengo ku Lwokubiri neyeebaza Beene olw’okumuwa obuvunaanyizibwa buno.

Woofiisi eno, emukwasiddwa Owek. Hajji Amisi Kakomo, abadde akuuma entebe ya Minisitule eno oluvannyuma lwa Owek David Kyewalabye Male okuwummula emirimu gy’Embuga.

Mu kwogera kwe, Owek. Anthony Wamala, agambye nti essira agenda kusooka kulisa ku kaddiyizo ly’ Obwakabaka okulaba nga litandika, wamu n’Okukakasa nti amasiro ge Kasubi gamalirizibwa olwo abalambuzi batandika okugettanira.

Owek. Wamala  yeebazizza abo bonna abamusooka mu buweeereza buno olw’ettofaali lyebatadde ku kuzimba Obuganda era nawera okukola namaanyi ge gonna.

Kinajjukirwa nti Nnyinimu Ssaabasajja Kabaka Ronald Muwenda Mutebi II yakola enkyukakyuka mu gavumenti ye nabaako baminisita bawummuza ate n’okulonda abaggya nga Owek. Wamala y’omu kwabo abalondebwa.

Nga tanalondebwa ku bukulu buno, Owek. Anthony Wamala yabadde Ssenkulu w’ ettendekero lya Kabaka erya Buganda Royal Institute of Business and Technical Institute.

Share this:

  • Tutukiriire

© 2021 Gambuuze - Obwakabaka bwa Buganda.

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In

Add New Playlist