• Tutukiriire
Gambuuze
Advertisement
  • Omuko Ogusooka
    Owek. Mayiga akubirizza abakulira Abasomaali okwenyigira mu nteekateeka z’ Obwakabaka

    Minisita Anthony Wamala akubirizza abantu okuwandiika ebibakwatako okukuuma omukululo

    Owek. Mayanja akunze abantu okukuuma Obutondebwensi

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    Ab’e  Masaka balaajanye mu muwendo gwa baana ogweyongedde

    Kaggo Magandaazi atuuzizza Abaami b’emiruka, Abasabye okukuuma  ekitiibwa kya Buganda

    Abantu ba Beene basabiddwa okutumbula obuyonjo nga bayita mu Bulungibwansi

    Olukiiko olutegesi lulambudde ekifo awanaakwatirwa olunaku lw’Abavubuka mu Buganda

    Owek. Kakomo asabye abantu okunnyweza Obumu

  • Agafa e Mengo
  • Emboozi
  • Endowooza
  • Ebisanyusa
  • Ag’Ebweru
  • Ebyemizzanyo
No Result
View All Result

Home Eby'obuwangwa

Owek. Waggwa Nsibirwa asabye abavubuka okubeera abakozi

Gambuuze by Gambuuze
May 31, 2023
in Eby'obuwangwa
0 0
0
Owek. Waggwa Nsibirwa asabye abavubuka okubeera abakozi
0
SHARES
25
VIEWS
Share on FacebookShare on Twitter

Bya Ssemakula John

Kampala

Omumyuka ow’okubiri owa Katikkiro era omuwanika w’Obwakabaka, Owek Robert Waggwa Nsibirwa afalaasidde abavubuka okwesigama ku bukozi basobole okukyuusa obulamu bwabwe era bakulaakulane.

Obubaka buno, Owek. Waggwa abuweeredde ku mukolo gw’okutongoza firimu y’Olugero lwa Nambi ne Kintu e Naalya mu Kampala ku Century Cinemax Metroplex ku Lwokubiri.

 Owek. Nsibirwa  agamba abavubuka balina okukola ennyo  nga beeyambisa obuyiiya kibasobozese okuba nebiseera by’omu maaso ebitangaavu.

Omuwanika Nsibirwa  yeebaziza abawandiisi nabateesiteesi ba firimu eno olw’obuyiiya bwebooloseza mu kukola firimu eno gyagambye nti bangi baakugiyigirako n’okwongera okumanya ebikwata ku Buganda.

Eyakuliddemu okuteekateeka Firimu eno,  era omuwandiisi waayo,  Peter Mukiibi annyonyodde nti kino bakikoze okwongera okunnyikiza ennono , obuvo nobuddo bwa Baganda mu mijiji emito nabo okubumanya awamu n’emirembe egirijja  .

Ono asabye abawandiisi bakatemba , firimu n’emizannyo  omulimu guno okugwesigamya ku buwangwa n’ennono byaffe nga kyakuyambako okubikuuma nokubinnyikiza mu bantu.

Owek. Waggwa bano abawadde obukadde 5 zibayambeko okutambuza omulimu ogw’ettendo gwebatandiseeko okulaba nga ekiruubirirwa kyabwe kigenda mu maaso .

Share this:

  • Tutukiriire

© 2021 Gambuuze - Obwakabaka bwa Buganda.

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In

Add New Playlist