• Tutukiriire
Gambuuze
Advertisement
  • Omuko Ogusooka
    Owek. Mayiga akubirizza abakulira Abasomaali okwenyigira mu nteekateeka z’ Obwakabaka

    Minisita Anthony Wamala akubirizza abantu okuwandiika ebibakwatako okukuuma omukululo

    Owek. Mayanja akunze abantu okukuuma Obutondebwensi

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    Ab’e  Masaka balaajanye mu muwendo gwa baana ogweyongedde

    Kaggo Magandaazi atuuzizza Abaami b’emiruka, Abasabye okukuuma  ekitiibwa kya Buganda

    Abantu ba Beene basabiddwa okutumbula obuyonjo nga bayita mu Bulungibwansi

    Olukiiko olutegesi lulambudde ekifo awanaakwatirwa olunaku lw’Abavubuka mu Buganda

    Owek. Kakomo asabye abantu okunnyweza Obumu

  • Agafa e Mengo
  • Emboozi
  • Endowooza
  • Ebisanyusa
  • Ag’Ebweru
  • Ebyemizzanyo
No Result
View All Result

Home Agafa e Mengo

Owek. Waggwa Nsibirwa asabye bannabizineensi okwettanira emyoleso

Gambuuze by Gambuuze
July 13, 2022
in Agafa e Mengo, Ebyobusubuuzi
0 0
0
Owek. Waggwa Nsibirwa asabye bannabizineensi okwettanira emyoleso
0
SHARES
51
VIEWS
Share on FacebookShare on Twitter

Bya Ssemakula John

Bulange –  Mmengo

Omumyuka ow’okubiri owa Katikiro Ow’ekitiibwa Wagwa Nsibirwa asabye bannamakolero awamu ne bannanyini bizineensi ku mitendera egy’enjawulo okwettanira emyoleso egy’enjawulo kibayambe okugaziya ku katale kabwe.

Minisita Waggwa Nsibirwa bino abyogeredde ku mukolo kwatongoleza omwoleso gwa Buganda ogugenda okubaawo omwezi ogujja mu lubiri e Mmengo nga 19-28  ogutuumiddwa, “Coronation Vintage Show” ng’omukolo gubadde mu Bulange e Mmengo ku Lwokusatu.

Owek. Nsibirwa agamba nti okwolesa kiyamba kinene nnyo okutumbula bizinensi y’omuntu ate n’oyo akwetabamu kimuyamba kwongera okuyiga ebipya awamu nokumanyisa abantu kwebyo byakola.

Ono asabye abatandisi b’amasomero wamu n’abakulembeze okuleeta abayizi mu mwoleso gw’Obwakabaka guno okusobola okumanya bizineensi ez’enjawulo zebasobola okutandika n’okumanya ebyaliwo mu nsi yabwe.

Ye Minisita w’ebyobulambuzi, obuwangwa n’ennono Owek. David Kyewalabye Male, akowodde abantu okweyiwa mu Lubiri lwa Beene okuva nga 19 – 28 okusobola okwenyumiriza mu mwoleso ogugenda okubaletera enjawulo mu bulamu bwabwe.

Ono era ategezezza bannabizinensi okwongera okwetanira okuyiga olulimi oluganda  kuba lukozesebwa nnyo abantu nga terukoma ku baganda bokka naye n’abantu b’ebitundu ebirala.

Omwoleso guno gutegekeddwa ekitongole ky’Obwakabaka ki Buganda Heritage and Tourism Board wamu n’e Kampuni ya Luba Events era bonna baweze okugwongeramu ebinonogo .

Ssenkulu w’olukiiko olukulembera ekitongole ki Buganda Heritage Tourism Board (BHTB), Omuk.  Benon Ntambi asabye abantu okujja mu bungi kuba enteekateeka y’omulundi guno ebadde tenalabwako wantu wonna.

Share this:

  • Tutukiriire

© 2021 Gambuuze - Obwakabaka bwa Buganda.

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In

Add New Playlist