• Tutukiriire
Gambuuze
Advertisement
  • Omuko Ogusooka
    Owek. Mayiga akubirizza abakulira Abasomaali okwenyigira mu nteekateeka z’ Obwakabaka

    Minisita Anthony Wamala akubirizza abantu okuwandiika ebibakwatako okukuuma omukululo

    Owek. Mayanja akunze abantu okukuuma Obutondebwensi

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    Ab’e  Masaka balaajanye mu muwendo gwa baana ogweyongedde

    Kaggo Magandaazi atuuzizza Abaami b’emiruka, Abasabye okukuuma  ekitiibwa kya Buganda

    Abantu ba Beene basabiddwa okutumbula obuyonjo nga bayita mu Bulungibwansi

    Olukiiko olutegesi lulambudde ekifo awanaakwatirwa olunaku lw’Abavubuka mu Buganda

    Owek. Kakomo asabye abantu okunnyweza Obumu

  • Agafa e Mengo
  • Emboozi
  • Endowooza
  • Ebisanyusa
  • Ag’Ebweru
  • Ebyemizzanyo
No Result
View All Result

Home Eby'obufuzi

Owek. Ssekabembe atongozza Obukiiko obugenda okuwulira okwemulugunya  mu mpaka ez’enjawulo n’okukwasisa empisa

Gambuuze by Gambuuze
July 4, 2022
in Eby'obufuzi
0 0
0
Owek. Ssekabembe atongozza Obukiiko obugenda okuwulira okwemulugunya  mu mpaka ez’enjawulo n’okukwasisa empisa
0
SHARES
34
VIEWS
Share on FacebookShare on Twitter

Bya Ssemakula John

Bulange  Mmengo

Minisita avunaanyizibwa ku bavubuka, ebyemizannyo n’Okwewummuza mu Buganda, Owek. Henry Ssekabembe Kiberu atongozza obukiiko bubiri obugenda okuwulira  okwemulugunya ku mpaka z’omupiira mu Buganda  awamu nakakwasisa empisa okusobola okuteekawo obwenkanya wamu n’okunyweza omutindo gw’empaka zino.

Owek. Ssekabembe obukiiko buno abutongoleza mu Bulange e Mmengo ku Mmande mu lukung’aana lwa bannamawulire nagamba nti buno bwakuyamba ku mpaka nga Ebika, Amasaza awamu n’ekikopo ky’ Amasomero okulaba nti wabaawo obwenkanya ku njuyi ez’enjawulo.

“Tutaddewo obukiiko bubiri okulondoola , okwekeneenya wamu n’okuwuliriza okwemulugunya n’emisango egy’enjawulo mu mpaka z’emipiira egy’enjawulo egitegekebwa Obwakabaka bwa Buganda. Tufunye abantu abatuufu betukakasa nti bajja kuyamba omupiira okulaakulana mu Buganda,” Owek. Ssekabembe bw’annyonnyodde.

Akakiiko akajulirwamu kagenda kulirwa avunaanyizibwa ku by’omutindo n’okuvuganya mu FUFA, Aisha Nalule, amyukibwe Omutaka Magoba, omuwandiisi waako ye Haruna Kyobe ate bammemba baako kuliko  Brian Miiro Nsubuga ne  Haruna Mawanda

Okusinziira ku Minisita Ssekabembe akakiiko akagenda okusooka okutunula mu nsonga ke ka  munnamateeka Twaha Mukasa era akulira akakiiko akakwasisa empisa mu badiifiri  akatondebwawo ekibiina ekifuga omupiira mu ggwanga ki FUFA.

Munnamateeka Mukasa agenda kumyukibwa Frank Kyazze, Frank Kyazze ye muwandiisi ate Denis Batte ne Ediriisa Sserubiri bammemba.

Mukasa yeebazizza obuvunaanyizibwa obumuweereddwa nakakasa nti nga akolaganira wamu ne banne  bakuteekawo obwenkanya nga bataputa amateeka agafuga omupiira.

Share this:

Tags: Bika CupMasaza CupOwek. Henry SsekabembeTwaha Mukasa
  • Tutukiriire

© 2021 Gambuuze - Obwakabaka bwa Buganda.

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In

Add New Playlist