• Tutukiriire
Gambuuze
Advertisement
  • Omuko Ogusooka
    Owek. Mayiga akubirizza abakulira Abasomaali okwenyigira mu nteekateeka z’ Obwakabaka

    Minisita Anthony Wamala akubirizza abantu okuwandiika ebibakwatako okukuuma omukululo

    Owek. Mayanja akunze abantu okukuuma Obutondebwensi

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    Ab’e  Masaka balaajanye mu muwendo gwa baana ogweyongedde

    Kaggo Magandaazi atuuzizza Abaami b’emiruka, Abasabye okukuuma  ekitiibwa kya Buganda

    Abantu ba Beene basabiddwa okutumbula obuyonjo nga bayita mu Bulungibwansi

    Olukiiko olutegesi lulambudde ekifo awanaakwatirwa olunaku lw’Abavubuka mu Buganda

    Owek. Kakomo asabye abantu okunnyweza Obumu

  • Agafa e Mengo
  • Emboozi
  • Endowooza
  • Ebisanyusa
  • Ag’Ebweru
  • Ebyemizzanyo
No Result
View All Result

Home Amawulire

Owek. Mayiga ayagala abaami bataase abawala abato ku Mukenenya kiyambe omujiji ogujja  

Gambuuze by Gambuuze
July 4, 2022
in Amawulire
0 0
0
Owek. Mayiga ayagala abaami bataase abawala abato ku Mukenenya kiyambe omujiji ogujja  
0
SHARES
47
VIEWS
Share on FacebookShare on Twitter

Bya Ssemakula John

Bugoma – Ssese

Katikkiro Charles Peter  Mayiga asabye abantu ba Kabaka abawangaalira mu bizinga bye Ssese batandikire ku baana abato naddala ab’obuwala bweba baagala okuwangula olutalo ku Mukenenya.

Owek. Mayiga ategeezezza nti abaana bano bwebabeera abalamu n’emigigi eginajja gijja kusobola okubeera nga miramu bwatyo neyeebaza abo bonna  abagezezaako okusomesa abaana abato  ebikwata ku Mukenenya n’engeri gyebasobola okumwerindamu.

Obubaka buno Katikkiro Mayiga abuweeredde ku ssomero lya  lya St. Simeon Bugoma Primary School e Ssese ku Mmande gyeyagenze ku mulimu gw’okwongera amaanyi mukulwanyisa ekirwadde ki Mukenenya.

“Abaana bano kikulu nnyo okubakuuma ate omulimu ogwo nga gutandikira ku ffe abasajja naddala abasomesa abasajja abasomesa mu ssomero eririmu abawala. n’abasajja abaana be basanga mu makubo n’obutale nga babagambye okugulayo engege. Musajja munnange leka mwesitaza mwana muto,” Owek. Mayiga bw’ategeezezza.

Akunze banna Ssese obutakkiriza bantu baseegu mu kitundu kyabwe era batangire empisa z’okukabasanya n’okutigatiga abaana abawala abato bwatyo nasaba bafuuke eky’okulabirako era bafuule Ssese ensibuko y’abasajja abalimu ensa.

Okusinziira ku Katikkiro Mayiga olutalo luno terugenda kukoma ku baana bawala bokka naye n’abalenzi kuba nabo obulamu bwabwe buli mu matigga.

E Kalangala Katikkiro Mayiga ayaniriziddwa Omwami wa Kabaka, Kweba Augustine Kasirye n’abakulembeze b’ekitundu kino abawerako.

Owek. Mayiga e Ssese agenda kumalayo ennaku eziwerako mu  kaweefube w’okulwanyisa okusaasaana kw’obulwadde bwa Mukenenya mu bizinga era asuubira okutuuka mu bizinga eby’enjawulo ebikola essaza Ssese.

Bino webijjidde nga Kalangala yeemu ku disitulikiti ezisingamu ekirwadde ki Mukenenya mu Buganda nga kirowoozebwa nti kino kiva ku ngeri abavubi gyebeeyisaamu awamu n’ebyobulamu ebikyali wansi ku bizinga ebikola Kalangala.

Share this:

Tags: Katikkiro Charles Peter MayigaSsese Kalangala
  • Tutukiriire

© 2021 Gambuuze - Obwakabaka bwa Buganda.

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In

Add New Playlist