• Tutukiriire
Gambuuze
Advertisement
  • Omuko Ogusooka
    Owek. Mayiga akubirizza abakulira Abasomaali okwenyigira mu nteekateeka z’ Obwakabaka

    Minisita Anthony Wamala akubirizza abantu okuwandiika ebibakwatako okukuuma omukululo

    Owek. Mayanja akunze abantu okukuuma Obutondebwensi

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    Ab’e  Masaka balaajanye mu muwendo gwa baana ogweyongedde

    Kaggo Magandaazi atuuzizza Abaami b’emiruka, Abasabye okukuuma  ekitiibwa kya Buganda

    Abantu ba Beene basabiddwa okutumbula obuyonjo nga bayita mu Bulungibwansi

    Olukiiko olutegesi lulambudde ekifo awanaakwatirwa olunaku lw’Abavubuka mu Buganda

    Owek. Kakomo asabye abantu okunnyweza Obumu

  • Agafa e Mengo
  • Emboozi
  • Endowooza
  • Ebisanyusa
  • Ag’Ebweru
  • Ebyemizzanyo
No Result
View All Result

Home Agafa e Mengo

Owek. Kaawaase asabye abawangaalira ebweru wa Buganda okunyweza ennono yabwe naye bamanye n’empisa z’abantu bebawangaaliramu

Gambuuze by Gambuuze
November 7, 2023
in Agafa e Mengo
0 0
0
Owek. Kaawaase asabye abawangaalira ebweru wa Buganda okunyweza ennono yabwe naye bamanye n’empisa z’abantu bebawangaaliramu
0
SHARES
39
VIEWS
Share on FacebookShare on Twitter

Bya Francis Ndugwa

Bulange – Mmengo

Omumyuka Asooka owa Katikkiro  era Minisita avunanyizibwa ku nzirukanya y’Emirimu ne Tekinologiya mu Buganda Owek.Hajj Twaha kawaase Kigongo  akubiriza abantu ba Ssaabasajja  abawangalira mu masaza agali ebweru wa Buganda okufuba okunyweza ennono naye bafube n’okuyiga empisa z’ebitundu ebyo gyebawangaalira.

Obubaka buno Owek.Kawaase abubaweeredde ku Bulange e Mmengo  bw’abadde atikkula Oluwalo okuva mu Masaza ga Ssaabasajja okuva wabweru wa Buganda , n’abasuubuzi abenjawulo ku Lwokubiri.

Owek. Kaawaase agamba nti singa abantu bano banyweza ennono n’obuwangwa bwabwe ate nebategeera empisa z’ebitundu gyebali kijja kuyamba okuleetawo obumu  n’okukolaganira awamu ku nsonga ez’enjawulo.

Owek. Kigongo era bano abasabye okwenyigira mu nsonga zonna ezikolebwa mu bitundu ebyo kyagambye nti kyakubongerako kinene era bettanire n’enteekateeka za Buganda ez’enjawulo bongere okwekulaakulanya.

  Prof. Twaha Kigongo Kaawaase, abeebazizza okudda ku butaka, ate naddala nga bazze n’abaana abato, kino kyongera okubayigiriza obuwangwa n’ennono zaabwe ng’Abaganda. Era abasabye beewale okwogera nabo mu luzungu wabula boogere Luganda kibayambe okumanya Ebika n’olulimi lwabwe.

Ye Minisita wa gavumenti ez’Ebitundu Owek. Joseph Kawuki asabye abantu ba Kabaka bonna gyebali okuba omumuli gw’Obwakabaka nga mukino Buganda lwejja okubukala wonna.

Ababaka b’Amasaza n’ Abasuubuzi abakiise embuga baweze okwongera okuweereza Beene awatali kumutiiririra  okunnyikiza n’okunyweza ennono mu miti emito olwo Buganda edde ku ntikko.

Amasaza agakiise embuga kuliko;  Busia/Malaba, Ankole ne Kigezi,Busoga, Mbale /Bukedi/Bugisu nga bano beegattiddwako Bannabusiro okuva mu Gombolola ya Mutuba 2 Kakiri, awamu n’Abasuubuzi nga bonna wamu baleese Oluwalo lwa bukadde 29 nemitwalo 22.

Share this:

  • Tutukiriire

© 2021 Gambuuze - Obwakabaka bwa Buganda.

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In

Add New Playlist