• Tutukiriire
Gambuuze
Advertisement
  • Omuko Ogusooka
    Owek. Mayiga akubirizza abakulira Abasomaali okwenyigira mu nteekateeka z’ Obwakabaka

    Minisita Anthony Wamala akubirizza abantu okuwandiika ebibakwatako okukuuma omukululo

    Owek. Mayanja akunze abantu okukuuma Obutondebwensi

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    Ab’e  Masaka balaajanye mu muwendo gwa baana ogweyongedde

    Kaggo Magandaazi atuuzizza Abaami b’emiruka, Abasabye okukuuma  ekitiibwa kya Buganda

    Abantu ba Beene basabiddwa okutumbula obuyonjo nga bayita mu Bulungibwansi

    Olukiiko olutegesi lulambudde ekifo awanaakwatirwa olunaku lw’Abavubuka mu Buganda

    Owek. Kakomo asabye abantu okunnyweza Obumu

  • Agafa e Mengo
  • Emboozi
  • Endowooza
  • Ebisanyusa
  • Ag’Ebweru
  • Ebyemizzanyo
No Result
View All Result

Home Amawulire

Owa ANT awakanyiza eby’okuwandiisa mutabani wa Jacob Oulanyah agamba kwalimu ebirumira

Gambuuze by Gambuuze
May 18, 2022
in Amawulire
0 0
0
Owa ANT awakanyiza eby’okuwandiisa mutabani wa Jacob Oulanyah agamba kwalimu ebirumira
0
SHARES
24
VIEWS
Share on FacebookShare on Twitter

Bya Musasi Waffe

Munnakibiina ki ‘Alliance for National Transformation (ANT)’ eyeesimbyewo mu kalulu k’e Omoro okunoonya anaddira eyali Sipiika Jacob Oulanyah mu bigere, Kizza Oscar, awakanyiza okwewandiisa kwa munnakibiina ki  National Resistance Movement (NRM)’ Andrew Ojok Oulanyah nga agamba mwalimu ebirumira.

Mu kwemulugunya kwatutte eri akakiiko k’ebyokulonda, Kiiza agamba nti amannya ga Ojok tegakwatagana nga agali ku ndagamuntu ga njawulo nagali ku mpapula ze ez’obuyigirize era nga alemedde ku kozesa erinnya Oulanyah eritalina weriri ku mpapula ze ez’obuyigirize.

“ Njagala okuteekamu okwemulugunya kwange ku kuwandiisa munnakibiina ki NRM gwebayita ‘Ojok Andrew Oulanyah,’ omuntu ono taliiwo era talina mpapula zonna zabuyigirize zimwogerako era empapula zakozesa za Ojok Andrew O,” Ekiwandiiko kya Kizza bwekisomye.

Kiiza agamba nti tekisoboka kwewandiisa nga amannya agali ku mpapula gawukanira ddala nagali ku ndagamuntu kuba kino kiba kitegeeza nti bano bantu babiri banjawulo.

Okusinziira ku Kiiza ekikolwa ky’ Akakiiko k’ebyokulonda okuwandiisa Ojok mu mbeera bweti kikontana ne tteeka erifuga okulonda ababaka erya ‘Parliamentary Act 2002’ akawaayiro nnamba 13 nga kati ayagala akakiiko k’ebyokulonda kakkirize nti kakola ensobi era kalangirire nti Ojok yawandiisibwa mu bukyamu.

Bwabuziddwa ku bino, Ojok ategeezezza omukutu guno nga bwatanafuna kwemulugunya kuno mu butongole nga tasobola ku kwogerako.

Ojok agamba nti tatidde kuba alina ebisaanyizo byonna n’obusobozi ebyetaagibwa akakiiko k’ebyokulonda era akalulu ajja kukawangula nasaba bwebali mu lwokaano okukomya okupalapalanya.

Share this:

  • Twitter
  • Tumblr
  • Pinterest
  • Pocket
  • WhatsApp
  • Skype
  • Telegram
  • LinkedIn
Tags: Jacob OulanyahOjok Andrew OulanyahOmoro bi-electionParl;iament of Uganda
  • Tutukiriire

© 2021 Gambuuze - Obwakabaka bwa Buganda.

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In

Add New Playlist