• Tutukiriire
Gambuuze
Advertisement
  • Omuko Ogusooka
    Owek. Mayiga akubirizza abakulira Abasomaali okwenyigira mu nteekateeka z’ Obwakabaka

    Minisita Anthony Wamala akubirizza abantu okuwandiika ebibakwatako okukuuma omukululo

    Owek. Mayanja akunze abantu okukuuma Obutondebwensi

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    Ab’e  Masaka balaajanye mu muwendo gwa baana ogweyongedde

    Kaggo Magandaazi atuuzizza Abaami b’emiruka, Abasabye okukuuma  ekitiibwa kya Buganda

    Abantu ba Beene basabiddwa okutumbula obuyonjo nga bayita mu Bulungibwansi

    Olukiiko olutegesi lulambudde ekifo awanaakwatirwa olunaku lw’Abavubuka mu Buganda

    Owek. Kakomo asabye abantu okunnyweza Obumu

  • Agafa e Mengo
  • Emboozi
  • Endowooza
  • Ebisanyusa
  • Ag’Ebweru
  • Ebyemizzanyo
No Result
View All Result

Home Agafa e Mengo

Omwami w’Essaza Bugerere, Owek. Kawuki amukuutidde okutaasa Nnamulondo

Gambuuze by Gambuuze
August 14, 2024
in Agafa e Mengo, Amawulire
0 0
0
Omwami w’Essaza Bugerere, Owek. Kawuki amukuutidde okutaasa Nnamulondo
0
SHARES
33
VIEWS
Share on FacebookShare on Twitter

Bugerere

Omwami w’Essaza Bugerere atuuziddwa wamu n’Abamyuka be wakati mukubasaba okukola kyonna balwanirire Nnamulondo nokugitaasa.

Atuuziddwa ye Samuel Ssemugooma Ssengooba, Omumyuka we asooka Hajji Bashir Ziraba, n’Omumyuka Owookubiri, Mugerwa Patrick.

Obulombolombo n’emikolo egy’obuwangwa egigendera ku mukolo gwokutuuza omwami wa Kabaka, gyonna gigobereddwa.

Bwabadde atuuza Mugerere, Minisita Joseph Kawuki entanda gyamusibiridde agyesigamizza ku makulu g’effumu ng’ekimu ku byokulwanyisa ebikozesebwa mu kutaasa Nnamulondo.

Muno mulimu, Mugerere okufuba okukuumira abantu ba Kabaka ku mulamwa ebbanga lyonna nga takkiriza bannakigwanyizi kugwagwawaza bantu ba Kabaka, okufuba okutuusa ku bantu amawulire amatuufu agakwata ku Kabaka nokubategeeza nti Nnyinimu mwali alamula, era abantu bakimanye nti Kabaka naye muntu akosebwa nga abalala mu by’obulamu, nti Kabaka ayambibwako Katikkiro gweyelondedde.

Era amukuutidde okulwanyisa abo abavvoola Kabaka, naabo abagootaanya enteekateeka z’obwakabaka omuli, emisinde, emipiira gy’Amasaza n’endala.

Amukubirizza okutwala obuvunaanyizibwa okugatta abantu ab’amawanga agenjawulo abali mu Bugerere awatali kusosola beewale ebintu ebibakoonaganya kubanga Kabaka wa bantu ba Buganda bonna.

Mu mwezi gwa Kafuumuulampawu ogwomwaka guno, Ssaabasajja Kabaka yasiima naakola enkyuukakyuuka mu baami b’Amasaza, era Oweek Samuel Ssemugooma Ssengooba yadda mu bigere by’omugenzi kati James Ssempigga.

Share this:

  • Tutukiriire

© 2021 Gambuuze - Obwakabaka bwa Buganda.

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In

Add New Playlist