• Tutukiriire
Gambuuze
Advertisement
  • Omuko Ogusooka
    Owek. Mayiga akubirizza abakulira Abasomaali okwenyigira mu nteekateeka z’ Obwakabaka

    Minisita Anthony Wamala akubirizza abantu okuwandiika ebibakwatako okukuuma omukululo

    Owek. Mayanja akunze abantu okukuuma Obutondebwensi

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    Ab’e  Masaka balaajanye mu muwendo gwa baana ogweyongedde

    Kaggo Magandaazi atuuzizza Abaami b’emiruka, Abasabye okukuuma  ekitiibwa kya Buganda

    Abantu ba Beene basabiddwa okutumbula obuyonjo nga bayita mu Bulungibwansi

    Olukiiko olutegesi lulambudde ekifo awanaakwatirwa olunaku lw’Abavubuka mu Buganda

    Owek. Kakomo asabye abantu okunnyweza Obumu

  • Agafa e Mengo
  • Emboozi
  • Endowooza
  • Ebisanyusa
  • Ag’Ebweru
  • Ebyemizzanyo
No Result
View All Result

Home Agafa e Mengo

Omulangira Nakibinge asisinkanye Ambasada wa  Pakistan Muhammad Hassan Waziri nebateesa ku Busiraamu n’Enkulaakulana

Gambuuze by Gambuuze
November 21, 2023
in Agafa e Mengo
0 0
0
Omulangira Nakibinge asisinkanye Ambasada wa  Pakistan Muhammad Hassan Waziri nebateesa ku Busiraamu n’Enkulaakulana
0
SHARES
37
VIEWS
Share on FacebookShare on Twitter

Bya Francis Ndugwa

Kibuli – Kyaddondo

Omulangira Dr. Kassim Nakibinge Kakungulu akyazizza omubaka wa Pakistan mu Uganda Ambasada  Muhammad Hassan Wazir nebawayamu ku nsonga ezenjawulo ezigatta amawanga gombi naddala ezikwata ku ddiini y’obuyisiramu n’enkulaakulana.

Omulangira Nakibinge ategeezezza Ambasada Hassan Wazir nga Uganda bweri ensi y’abalimi kyokka ng’ ebintu bingi bitundibwa butereevu mu butale nga byakava mu nnimiro ewatali kusooka kugatibwako  mutindo ekiviiriddeko okuddirira mu by’enkulaakulana.

“Tusiima nnyo byebasobodde okuteeka mu Uganda nga University ya Equator esangibwa e Masaka eya Sayansi ne Tekinologiya nga bataddemu ssente nnyingi naye tubasaba bongere okuteekawo naddala amakolero agajja okuyamba bannayuganda naddala abavubuka,” Omulangira Kakungulu bw’annyonnyodde.

Ono agamba nti Pakistan ebadde nsaale mukuwa bannayuganda bbasale nebagenda okubanguka awamu n’ebyobusuubuzi nga bangi abaggyayo ebintu kati naddala eddagala.

omubaka wa Pakistan mu Uganda, Amb. Muhammad Hassan Wazir nga abadde awerekedwako omumyukawe Mohsin Biral yeebaziza Mbuga olw’okubaniriza namutegeza nga Pakistan bwejja okusigala nga ekolagana bulungi ne Uganda naddala mu nteekateeka z’ebyobusuubuzi kuba akatale mu Uganda weekali.

Amb. Muhammad Wazir agamba nti olw’okuba bannayuganda bamirembe era abaaniriza abantu, wakwogereza bamusigansimbi okuva e Pakistan basige ensimbi zabwe mu Uganda kiyambeko okulanyisa ebula ly’emirimu mu banansi.

Pakistani mu kiseera kino be banannyini University ya Equator University of Science and Technology okuva e Lahore Pakastan era nga baliko abayizi bangi abasoma eby’obulamu ku Sikaala e Pakistan songa ne Basheikh bangi dalala abasomye kuno nga basomera ku Sikaala eziva e Pakistan.

Share this:

  • Tutukiriire

© 2021 Gambuuze - Obwakabaka bwa Buganda.

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In

Add New Playlist