• Tutukiriire
Gambuuze
Advertisement
  • Omuko Ogusooka
    Owek. Mayiga akubirizza abakulira Abasomaali okwenyigira mu nteekateeka z’ Obwakabaka

    Minisita Anthony Wamala akubirizza abantu okuwandiika ebibakwatako okukuuma omukululo

    Owek. Mayanja akunze abantu okukuuma Obutondebwensi

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    Ab’e  Masaka balaajanye mu muwendo gwa baana ogweyongedde

    Kaggo Magandaazi atuuzizza Abaami b’emiruka, Abasabye okukuuma  ekitiibwa kya Buganda

    Abantu ba Beene basabiddwa okutumbula obuyonjo nga bayita mu Bulungibwansi

    Olukiiko olutegesi lulambudde ekifo awanaakwatirwa olunaku lw’Abavubuka mu Buganda

    Owek. Kakomo asabye abantu okunnyweza Obumu

  • Agafa e Mengo
  • Emboozi
  • Endowooza
  • Ebisanyusa
  • Ag’Ebweru
  • Ebyemizzanyo
No Result
View All Result

Home Amawulire

Omulangira Nakibinge akyazizza omubaka wa Libya mu ggwanga

Gambuuze by Gambuuze
January 18, 2022
in Amawulire
0 0
0
Omulangira Nakibinge akyazizza omubaka wa Libya mu ggwanga
0
SHARES
53
VIEWS
Share on FacebookShare on Twitter
Bya Francis Ndugwa
Kampala – Kibuli
Jjajja w’obuyisiraamu mu ggwanga, Omulangira Kassim Nakibinge Kakungulu akyazizza omubaka wa Libya mu ggwanga Moustapha Qidara, ne beegeyaamu ku nsonga ez’enjawulo omubadde okunyweza enkolagana wakati w’amawanga gombi.
Ensisinkano eno ebadde mu maka g’Omulangira e Kibuli era bino we bijjidde nga Ambasada Qidara akyusiddwa okuva mu Uganda n’atwalibwa ewalala.
Bw’abadde ayogerako ne bannamawulire Omulangira Nakibinge ategeezezza nti amawanga gombi galina enkolagana ey’enjawulo ebaddewo okumala akaseera era kiyambye okutumbula enkolagana.
“Ekimuleese kwe kwongera okunyweza omukwano n’enkolagana eriwo wakati waffe era ffenna tukimanyi bulungi nti eggwanga lya Libya lirina bingi bye likoze ng’amakolero agawadde bannayuganda emirimu.” Omulangira Nakibinge bw’agambye.
Omulangira agamba nti afunye obukakafu okuva ewa Ambasada Qidara nti obutabanguko obubadde mu Libya bukenderedde ddala era ebintu bitambula bulungi.
Okusinziira ku Mulangira, wadde Libya egenda mu kalulu naye omukwano wakati w’amawanga gano gombi tegugenda kukyuka kuba essira liri ku bannansi okusinga omuntu obuntu.
Ye Ambasada Moustapha Qidara abadde ayogera mu luwalabu nga luvunuddwa Shk. Ebraheem Ssali, yeeyamye nti Libya yakugenda mu maaso n’okuyamba abaana ba Uganda omuli okwongera okubawa ssikaala  okusomera e Libya.
Qidara agamba nti omukwano gwa Uganda ne Libya gwa nsonga, baakukola kyonna okugukuuma akaseera konna.

Share this:

  • Tutukiriire

© 2021 Gambuuze - Obwakabaka bwa Buganda.

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In

Add New Playlist