• Tutukiriire
Gambuuze
Advertisement
  • Omuko Ogusooka
    Owek. Mayiga akubirizza abakulira Abasomaali okwenyigira mu nteekateeka z’ Obwakabaka

    Minisita Anthony Wamala akubirizza abantu okuwandiika ebibakwatako okukuuma omukululo

    Owek. Mayanja akunze abantu okukuuma Obutondebwensi

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    Ab’e  Masaka balaajanye mu muwendo gwa baana ogweyongedde

    Kaggo Magandaazi atuuzizza Abaami b’emiruka, Abasabye okukuuma  ekitiibwa kya Buganda

    Abantu ba Beene basabiddwa okutumbula obuyonjo nga bayita mu Bulungibwansi

    Olukiiko olutegesi lulambudde ekifo awanaakwatirwa olunaku lw’Abavubuka mu Buganda

    Owek. Kakomo asabye abantu okunnyweza Obumu

  • Agafa e Mengo
  • Emboozi
  • Endowooza
  • Ebisanyusa
  • Ag’Ebweru
  • Ebyemizzanyo
No Result
View All Result

Home Agafa e Mengo

Omugagga Hamis Kiggundu alemeddeko ku by’okutwala ettaka lya Kabaka e Kigo

Gambuuze by Gambuuze
March 16, 2022
in Ebyenfuna
0 0
0
Omugagga Hamis Kiggundu alemeddeko ku by’okutwala ettaka lya Kabaka e Kigo
0
SHARES
110
VIEWS
Share on FacebookShare on Twitter

Bya Musasi Waffe

Kigo – Busiro

Omugagga Hamis Kiggundu amanyiddwa nga ‘Ham’ ne Munywanyi we Nakibinge Edward balemeddeko ku by’okutwala ettaka lya Ssaabasajja Kabaka erisangibwa e Kigo ku kifuba nga kati afunye obukuumi okuva ku poliisi  asobole okulemesa aba Buganda Land Board okumusuuza ettaka lino.

Kiggundu yawandiikidde Ssaabaduumizi wa  poliisi nga  14/ March/ 2022 ng’agiraga ng’ettaka lino bweriri erirye ng’alina n’ebbaluwa okuva mu kitongole ekikola ku butonde bw’ensi ekya NEMA ekimuwa okukulaakulanya ekitundu kino naye agamba nti enteekateeka zino ziremye olwa Buganda Land Board okumwekiikamu.

Kino kiddiridde Ham ne Nakibinge nga bayita mu kkampuni yaabwe eya  Kiham Enterprises okuyiwa ettaka mu kitundu kino wadde ng’ettaka lya Bwakabaka.

Okusinziira ku Bwakabaka bwa Buganda, Ham ne Nakibinge baafuna ekyapa kya Freehold ku Mayiro ya Kabaka block 273 mu ngeri ey’amancoolo era Obwakabaka bwagala ekyapa kino kisazibwemu.

Kitegeerekese nti Ham ne munne Nakibinge  baagenda e Wakiso ne bafuna ekyapa ku Mayiro ya Kabaka nga baweebwa obugazi bwa yiika 140 nga kuno kwe bagenda okuzimba ekifo ekisanyukirwamu awamu n’okuwummuliramu.

Ebbaluwa gye tufunyeeko kkopi eraga nti Ham asabye poliisi obukuumi agende mu maaso n’enteekateeka ze ez’okuyiwa ettaka z’agamba nti ekitongole kya Buganda Land Board kye kiziremesezza okuyitamu.

Ekitundu kino Ham mw’ayiwa ettaka kiri wakati w’amayumba g’Obwakabaka aga Mirembe Villas ne Lake Victoria Serena Resort e Kigo.

Share this:

  • Tutukiriire

© 2021 Gambuuze - Obwakabaka bwa Buganda.

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In

Add New Playlist