• Tutukiriire
Gambuuze
Advertisement
  • Omuko Ogusooka
    Owek. Mayiga akubirizza abakulira Abasomaali okwenyigira mu nteekateeka z’ Obwakabaka

    Minisita Anthony Wamala akubirizza abantu okuwandiika ebibakwatako okukuuma omukululo

    Owek. Mayanja akunze abantu okukuuma Obutondebwensi

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    Ab’e  Masaka balaajanye mu muwendo gwa baana ogweyongedde

    Kaggo Magandaazi atuuzizza Abaami b’emiruka, Abasabye okukuuma  ekitiibwa kya Buganda

    Abantu ba Beene basabiddwa okutumbula obuyonjo nga bayita mu Bulungibwansi

    Olukiiko olutegesi lulambudde ekifo awanaakwatirwa olunaku lw’Abavubuka mu Buganda

    Owek. Kakomo asabye abantu okunnyweza Obumu

  • Agafa e Mengo
  • Emboozi
  • Endowooza
  • Ebisanyusa
  • Ag’Ebweru
  • Ebyemizzanyo
No Result
View All Result

Home Agafa e Mengo

Omubaka wa Bufalansa akyaddeko e Mmengo, asuubizza enkolagana ennungi

Gambuuze by Gambuuze
December 4, 2019
in Agafa e Mengo
0 0
0
Omubaka wa Bufalansa akyaddeko e Mmengo, asuubizza enkolagana ennungi
0
SHARES
22
VIEWS
Share on FacebookShare on Twitter
Katikkiro Charles Peter Mayiga ku ddyo nga ayaniriza Jules Armand omubaka wa Bufalansa mu Uganda mu woofisi ye ku Bulange

Musasi waffe

Omubaka wa Bufalansa mu Uganda Jules Armand, agambye nti eggwanga lye lyeteefuteefu okukolagana ne Buganda okutumbula omutindo gw’abantu ba Ssabasajja. Ng’asisinkanye Katikkiro wa Buganda ku Mbuga e Bulange Mmengo, Armand, Omufalansa omuduggavu nga ava mu ggwanga lya Benin, ategeezezza nti ensisikanoye ne Katikkiro Charles Peter Mayiga, yatambulidde kusonga nyingi omuli, ebyenjigiriza, eby’obulamu, okusuubulagana wakati wa Buganda nebannamakolero ba Bufalansa,

Katikkiro Charles Peter Mayiga kuddyo ng’akwasa Jules Armand ekitabo

“Njize bingi ebikwata ku byafaayo bya Buganda era Katikkiro ampadde ekitabo kyengenda okusoma okwongera okuyiga ebikwata ku Buganda. Nkakasa nti Uganda y’ensi esinga obulungi munsi yonna. Simanyi oba mmwe Bannayuganda mukimanyi nti ensi yammwe nnungi nnyo, ” Armand bwagambye. Ayongeddeko nti Bannayuganda balina okutandika okussa essira kuby’obulambuzi n’asubiza okukolera awamu okutuukiriza kino. Kululwe, Mayiga agambye nti musanyufu nnyo olw’okukyaza Armand, n’agamba nti  Kabaka ayagala bakole emikago n’abantu abava mu mawanga amalala kubanga ensi kati mutala gumu . “Bwetuba twagala okukulaakulanya Obwakabaka, tulina okukola emikwano n’abantu abava munsi yonna. Era guno mukisa gwamanyi okusisinkana omubaka wa Bufalansa kubanga tukimanyi nti y’emu kunsi zikirimegga,” Mayiga bwagambye. Agasseeko nti era bayogedde  ku kampuni yamafuta eya Total E&P egenda okuzimba omudumu gw’amafuta okuva e Bunyoro okuyita mu Buganda, n’agamba nti balowooza bayinza okukolagana nayo nebayamba okuzimba amasomero, amalwaliro omudumu gyegunaayita.

Share this:

  • Tutukiriire

© 2021 Gambuuze - Obwakabaka bwa Buganda.

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In

Add New Playlist