• Tutukiriire
Gambuuze
Advertisement
  • Omuko Ogusooka
    Owek. Mayiga akubirizza abakulira Abasomaali okwenyigira mu nteekateeka z’ Obwakabaka

    Minisita Anthony Wamala akubirizza abantu okuwandiika ebibakwatako okukuuma omukululo

    Owek. Mayanja akunze abantu okukuuma Obutondebwensi

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    Ab’e  Masaka balaajanye mu muwendo gwa baana ogweyongedde

    Kaggo Magandaazi atuuzizza Abaami b’emiruka, Abasabye okukuuma  ekitiibwa kya Buganda

    Abantu ba Beene basabiddwa okutumbula obuyonjo nga bayita mu Bulungibwansi

    Olukiiko olutegesi lulambudde ekifo awanaakwatirwa olunaku lw’Abavubuka mu Buganda

    Owek. Kakomo asabye abantu okunnyweza Obumu

  • Agafa e Mengo
  • Emboozi
  • Endowooza
  • Ebisanyusa
  • Ag’Ebweru
  • Ebyemizzanyo
No Result
View All Result

Home Ebyemizzanyo

Obwakabaka buwadde ttiimu z’Ebika 16 eziyiseewo okugenda ku luzannya oluddako

Gambuuze by Gambuuze
July 17, 2023
in Ebyemizzanyo
0 0
0
Obwakabaka buwadde ttiimu z’Ebika 16 eziyiseewo okugenda ku luzannya oluddako
0
SHARES
26
VIEWS
Share on FacebookShare on Twitter

Bya Ssemakula John

Bulange – Mmengo

Minisitule y’ebyemizannyo n’Okwewummuzaamu mu Bwakabaka ewadde ttiimu 16 ezisigadde mu mpaka z’Ebika by’ Abaganda emijoozi mwezigenda okuzannyira emipiira egisigaddeyo.

Enteekateeka ebadde ku Bulange, olwa leero ku Mmande nga gino gibakwasiddwa Minisita w’Abavubuka, Emizannyo n’Okwewummuza, Oweek. Henry Ssekabembe.

Bwabadde abakwasa emijoozi gino, Owek Henry Ssekabembe  agambye nti  empaka zino za mugaso nnyo mu Buganda era ziyamba okugatta abaganda bonna.

 Ttiimu eziweereddwa emijoozi kuliko; Omusu,  Engeye, Ente, Ensenene, Empindi, Olugave,  Embogo, Emamba kakoboza, Ekinyomo,  Mamba namakaka, Effumbe,  Omutima muyanja, Ekkobe, Endiga, Abalangira n’  Eng’onge.

 Empaka z’ebika by’abaganda zezimu ku mpaka z’omupiira ezitegekebwa Obwakabaka buli mwaka zino nga zatandika okuzannyibwa mu mwaka gwa 1950

Ssentebe  w’Olukiiko olutegesi, Hajji Sulaiman Magala ategeezezza nti omutindo mulungi ogw’oleseddwa mu mpaka ez’omwaka guno era naasaba abawagizi okwongera okweyiwa mu bisaawe okuwagira ebika byabwe

Ttiimu y’ekika ky’Embogo yeyasooka okuwangula engabo mu mwaka gwa 1950 ng’ate Endiga yeyawangula eky’omwaka oguwedde

Share this:

  • Tutukiriire

© 2021 Gambuuze - Obwakabaka bwa Buganda.

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In

Add New Playlist