• Tutukiriire
Gambuuze
Advertisement
  • Omuko Ogusooka
    Owek. Mayiga akubirizza abakulira Abasomaali okwenyigira mu nteekateeka z’ Obwakabaka

    Minisita Anthony Wamala akubirizza abantu okuwandiika ebibakwatako okukuuma omukululo

    Owek. Mayanja akunze abantu okukuuma Obutondebwensi

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    Ab’e  Masaka balaajanye mu muwendo gwa baana ogweyongedde

    Kaggo Magandaazi atuuzizza Abaami b’emiruka, Abasabye okukuuma  ekitiibwa kya Buganda

    Abantu ba Beene basabiddwa okutumbula obuyonjo nga bayita mu Bulungibwansi

    Olukiiko olutegesi lulambudde ekifo awanaakwatirwa olunaku lw’Abavubuka mu Buganda

    Owek. Kakomo asabye abantu okunnyweza Obumu

  • Agafa e Mengo
  • Emboozi
  • Endowooza
  • Ebisanyusa
  • Ag’Ebweru
  • Ebyemizzanyo
No Result
View All Result

Home Agafa e Mengo

Abatakisi beebazizza Obwakabaka olw’ okutumbula ebyenjigiriza

Gambuuze by Gambuuze
February 2, 2023
in Agafa e Mengo
0 0
0
Abatakisi beebazizza Obwakabaka olw’ okutumbula ebyenjigiriza
0
SHARES
27
VIEWS
Share on FacebookShare on Twitter

Bya Ssemakula John

Kampala

Ekibiina ekigatta  abali mu mulimu gwa Takisi ki, Uganda Taxi Operators Federation (UTOF)  beebazizza Ssaabasajja Kabaka Ronald Muwenda Mutebi olw’okubakwasizaako  nga abawa bbasale basomese abaana babwe.

Okusiima kuno bano bakukoledde mu nsisinkano gyebabaddemu ne Ssentebe w’abakulu abatwala ebyenjigiriza mu masaza gonna aga Buganda, Omuk. Stephen Muyunga ku kitebe kyabwe mu Kampala ku Lwokusatu.

Kino kiddiridde abatakisi okukiika embuga mu nteekateeka y’Oluwalo nebasaba Katikkiro Charles Peter Mayiga asabe Beene asiime nabo bafune ku bbasale zino kuba embeera y’ebyenfuna ebayinze.

Bano Omuk. Stephen Muyunga abategeezezza nti enteekateeka ya Kabaka Education Fund (KEF) tesosola muntu yenna kasita abeera nga alina obwetaavu era nabasaba okweyuna embuga baganyulwe mu nteekateeka eno.

Omuk. Muyunga abeebazizza olw’okuwagira enteekateeka z’Obwakabaka ezigendereddwamu okusitula embeera z’abantu mu Buganda ne Uganda.

Abakubirizza okufaayo ennyo batuukirize obuvunanyizibwa bwabwe eri abaana n’okubalambika nga babagunjula mu mpisa ez’obuntubulamu era nabasaba bulijjo okulwanirira Nnamulondo nga baagala Ssaabasajja Kabaka okusobola okunyweza obumu.

Bano nga bakulembeddwamu Ssentebe wabwe Rashid Ssekindi beeyamye bulijjo okusigala nga bawulirize eri Nnamulondo.

Share this:

  • Tutukiriire

© 2021 Gambuuze - Obwakabaka bwa Buganda.

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In

Add New Playlist