• Tutukiriire
Gambuuze
Advertisement
  • Omuko Ogusooka
    Owek. Mayiga akubirizza abakulira Abasomaali okwenyigira mu nteekateeka z’ Obwakabaka

    Minisita Anthony Wamala akubirizza abantu okuwandiika ebibakwatako okukuuma omukululo

    Owek. Mayanja akunze abantu okukuuma Obutondebwensi

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    Ab’e  Masaka balaajanye mu muwendo gwa baana ogweyongedde

    Kaggo Magandaazi atuuzizza Abaami b’emiruka, Abasabye okukuuma  ekitiibwa kya Buganda

    Abantu ba Beene basabiddwa okutumbula obuyonjo nga bayita mu Bulungibwansi

    Olukiiko olutegesi lulambudde ekifo awanaakwatirwa olunaku lw’Abavubuka mu Buganda

    Owek. Kakomo asabye abantu okunnyweza Obumu

  • Agafa e Mengo
  • Emboozi
  • Endowooza
  • Ebisanyusa
  • Ag’Ebweru
  • Ebyemizzanyo
No Result
View All Result

Home Eby'obufuzi

Nali nsuubira Bobi Wine okumpagira naye nalondawo ali mu myaka gya jjajjange – Mutabani w’Oulanyah

Gambuuze by Gambuuze
May 24, 2022
in Eby'obufuzi
0 0
0
Nali nsuubira Bobi Wine okumpagira naye nalondawo ali mu myaka gya jjajjange – Mutabani w’Oulanyah
0
SHARES
79
VIEWS
Share on FacebookShare on Twitter

Bya Ssemakula John

Kampala

Munnakibiina ki NRM era mutabani wa Jacob Oulanyah, Andrew Ojok Oulanyah,  nga yeesimbyewo okuvuganya ku kifo ky’omubaka wa Omoro mu Palamenti ategeezezza nti yali asuubira Pulezidenti wa NUP, Robert Kyagulanyi Ssentamu okumuwagira mu kalulu kano.

Ojok agamba nti Kyagulanyi alina kuba nga awagira abavubuka abato okutwala obuyinza naye yeewunya bweyalaba alonzeewo omuntu atuuse okubeera Jjajja we okuvuganya ku kifo kya Omoro.

Ojok, bino yabyogeredde mu  nteekateeka y’okukubaganya ebirowoozo nga abeesimbyewo ku Mmande buli omu mweyalagidde byategese okukolera abantu ba Omoro.

“ Nasuubira Bobi Wine okuwagira abavubuka nga nze mu kalulu kano naye yasalawo kulondawo Jjajjange, neemanyi era ne Katonda akimanyi nti nsobola, kuno kuyitibwa naye abantu bwebandaba eyo ebeera ndowooza yabwe, ” Ojok bwe yagambye.

Ojok annyonnyodde nti wadde Simon Toolit eyaliko mu kibiina ki FDC nga kati ali mu NUP, akoledde abantu ba Omoro ebintu bingi naye akkirize  nti kano kaseera ka bavubuka bato era akkirize be baba batwala obuvunaanyizibwa mu maaso.

Wabula omu ku bavuganya ku kifo kino Jimmy Onen agamba nti ekifo ky’omubaka wa Omoro tekirina kuba kya nsikirano wabula Ojok, yategeezezza nti tazaalibwa Oulanyah kyokka naye alina obusobozi bwonna okulembera ekitundu kino era nasaba banne okumwegattako.

Bino webijjidde nga Pulezidenti Yoweri Museveni asuubirwa okutalaaga ekitundu kino leero ku Lwokubiri nga anoonyeza Ojok obuwagizi.

Abalala abali mu lwokaano luno mulimu;  Kizza Oscar (ANT), Odong Justine (FDC), Odonga Terence (IND), Onen Jimmy Walter (IND) ne Tolit Simon Akecha (NUP).

Era okusinziira ku kakiiko k’ebyokulonda,  okulonda mu Omoro kugenda kubaawo ku Lwokuna nga May 26, 2022.

Share this:

  • Twitter
  • Tumblr
  • Pinterest
  • Pocket
  • WhatsApp
  • Skype
  • Telegram
  • LinkedIn
Tags: Andrew Ojok OulanyahBobi WineJacob OulanyahKizza Oscar (ANT)Odong Justine (FDC)Odonga Terence (IND)Onen Jimmy Walter (IND) ne Tolit Simon Akecha (NUP).
  • Tutukiriire

© 2021 Gambuuze - Obwakabaka bwa Buganda.

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In

Add New Playlist