• Tutukiriire
Gambuuze
Advertisement
  • Omuko Ogusooka
    Owek. Mayiga akubirizza abakulira Abasomaali okwenyigira mu nteekateeka z’ Obwakabaka

    Minisita Anthony Wamala akubirizza abantu okuwandiika ebibakwatako okukuuma omukululo

    Owek. Mayanja akunze abantu okukuuma Obutondebwensi

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    Ab’e  Masaka balaajanye mu muwendo gwa baana ogweyongedde

    Kaggo Magandaazi atuuzizza Abaami b’emiruka, Abasabye okukuuma  ekitiibwa kya Buganda

    Abantu ba Beene basabiddwa okutumbula obuyonjo nga bayita mu Bulungibwansi

    Olukiiko olutegesi lulambudde ekifo awanaakwatirwa olunaku lw’Abavubuka mu Buganda

    Owek. Kakomo asabye abantu okunnyweza Obumu

  • Agafa e Mengo
  • Emboozi
  • Endowooza
  • Ebisanyusa
  • Ag’Ebweru
  • Ebyemizzanyo
No Result
View All Result

Home Ebisanyusa

Muyingire Obufumbo mu kiseera ekituufu – Owek.  Kaawaase

Gambuuze by Gambuuze
October 7, 2024
in Ebisanyusa
0 0
0
Muyingire Obufumbo mu kiseera ekituufu – Owek.  Kaawaase
0
SHARES
54
VIEWS
Share on FacebookShare on Twitter

Bya Shafic Miiro

Muduuma – Mawokota

Omumyuka Asooka owa Katikkiro Owek. Prof. Twaha Kaawaase Kigongo akubirizza abantu abantu abatuuse mu myaka egy’okufimbirwa okukikola mu budde, ng’agamba nti omuntu bw’alwawo okufumbirwa amaliriza yennyigidde mu mize olw’okubulwa obuvunaanyizibwa.

Owek. Kaawaase era akubirizza abo abanonya ababeezi okufuna abo abalina eddiini era abamanyi kubanga Katonda kubanga babeera n’embala ey’enjawulo etambulirwako empisa n’obuntubulamu.

Obubaka buno abuweeredde ku mukolo mwana muwala Nkusinza Vanieta Makari kw’ayanjulidde Agaba Joshua mu maka ga bazadde be Nakyesanja, Muduuma mu Mawokota. Nkusinza muwala w’Omukungu Dr. John Bagambe, era ono Oweek. Kaawaase amwebazizza olw’okungujula obulungi abaana ate n’olwokubeera omuwulize eri Nnamulondo n’okuwagiranga emirimu gy’Obwakabaka egy’enjawulo.

Omukolo guno gwetabidwaako Oweek. Hajji Amisi Kakomo, Oweek. Hajj Mutaasa Kafero, Omuk. John Fred Kiyimba Freeman, Hon. Amelia Kyambadde, Hon. Maria Kiwanuka,  Mw. Regius Yiga, Omusirikale wa Paapa, abakungu okuva mu gavumenti eyawakati, abakungu ba bagagga Kwagalana, bannaddiini n’abantu abalala.

Share this:

  • Twitter
  • Tumblr
  • Pinterest
  • Pocket
  • WhatsApp
  • Skype
  • Telegram
  • LinkedIn
  • Tutukiriire

© 2021 Gambuuze - Obwakabaka bwa Buganda.

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In

Add New Playlist