• Tutukiriire
Gambuuze
Advertisement
  • Omuko Ogusooka
    Owek. Mayiga akubirizza abakulira Abasomaali okwenyigira mu nteekateeka z’ Obwakabaka

    Minisita Anthony Wamala akubirizza abantu okuwandiika ebibakwatako okukuuma omukululo

    Owek. Mayanja akunze abantu okukuuma Obutondebwensi

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    Ab’e  Masaka balaajanye mu muwendo gwa baana ogweyongedde

    Kaggo Magandaazi atuuzizza Abaami b’emiruka, Abasabye okukuuma  ekitiibwa kya Buganda

    Abantu ba Beene basabiddwa okutumbula obuyonjo nga bayita mu Bulungibwansi

    Olukiiko olutegesi lulambudde ekifo awanaakwatirwa olunaku lw’Abavubuka mu Buganda

    Owek. Kakomo asabye abantu okunnyweza Obumu

  • Agafa e Mengo
  • Emboozi
  • Endowooza
  • Ebisanyusa
  • Ag’Ebweru
  • Ebyemizzanyo
No Result
View All Result

Home Amawulire

Mutabani w’ Olulanyah awangulidde waggulu mu Omoro

Gambuuze by Gambuuze
May 27, 2022
in Amawulire
0 0
0
Mutabani w’ Olulanyah awangulidde waggulu mu Omoro
0
SHARES
58
VIEWS
Share on FacebookShare on Twitter

Bya Ssemakula John

Omoro

Eyeesimbyeewo ku tikeeti y’ ekibiina kya National Resistance Movement (NRM) era mutabani w’omugenzi Jacob Oulanyah,  Andrew Ojok Oulanyah awangulidde waggulu ekifo ky’ omubaka wa Omoro mu Palamenti ekyalimu eyali Sipiika Jacob Oulanyah eyafa gyebuvuddeko.

Ojok yafunye obululu  14224 nateekawo  omuwatwa ogwamaanyi ne munne gwebabadde naye ku mbiranye Simon Toolit Aketcha ow’ekibiina ki National Unity Platform (NUP) eyafunye obululu 1633 nakwata ekifo eky’okubiri.

Ojok Oulanyah yalangiriddwa akulira eby’okulonda mu kitundu kino Kagona Moses ku ssaawa nnya ez’ekiro bwatyo nadda mu bigere bya kitaawe nga kati alinze kulayira.

Oluvannyuma lw’okuwangula akalulu, Oulanyah yategeezezza nti musanyufu era wakukola nnyo okusigala nga agatta abantu b’ekitundu kino nga kitaawe bw’abadde akola.

“Buno obuwanguzi bwamanyi, njagala okwebaza abo bonna benvuganyizza nabo. Njagala okwebaza ekibiina kyange awamu n’abakulembeze b’ekitundu kino. Akalulu kano kalina okutugatta nga abantu b’Omoro,”  Ojok bwe yagambye.

Bwe yabadde ayogera ku kalulu kano, Ssentebe w’akakiiko k’ebyokulonda, Simon Byabakama yagambye nti kano ke kalulu akakyasinze okuba ak’emirembe neyebaza abo bonna abaketabyemu.

Share this:

Tags: Andrew Ojok OulanyahJacob OulanyahOmoro bi-election
  • Tutukiriire

© 2021 Gambuuze - Obwakabaka bwa Buganda.

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In

Add New Playlist