• Tutukiriire
Gambuuze
Advertisement
  • Omuko Ogusooka
    Owek. Mayiga akubirizza abakulira Abasomaali okwenyigira mu nteekateeka z’ Obwakabaka

    Minisita Anthony Wamala akubirizza abantu okuwandiika ebibakwatako okukuuma omukululo

    Owek. Mayanja akunze abantu okukuuma Obutondebwensi

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    Ab’e  Masaka balaajanye mu muwendo gwa baana ogweyongedde

    Kaggo Magandaazi atuuzizza Abaami b’emiruka, Abasabye okukuuma  ekitiibwa kya Buganda

    Abantu ba Beene basabiddwa okutumbula obuyonjo nga bayita mu Bulungibwansi

    Olukiiko olutegesi lulambudde ekifo awanaakwatirwa olunaku lw’Abavubuka mu Buganda

    Owek. Kakomo asabye abantu okunnyweza Obumu

  • Agafa e Mengo
  • Emboozi
  • Endowooza
  • Ebisanyusa
  • Ag’Ebweru
  • Ebyemizzanyo
No Result
View All Result

Home Ebyenjigiriza

Minisita w’ebyenjigiriza alambudde Muteesa I University

Gambuuze by Gambuuze
February 10, 2020
in Ebyenjigiriza
0 0
0
Minisita w’ebyenjigiriza alambudde Muteesa I University
0
SHARES
14
VIEWS
Share on FacebookShare on Twitter
Oweek. Properous Nankindu Kavuma ku kkno ng’alambuzibwa

Bya musasi waffe

Minisita w’ebyenjigiriza e Mmengo Oweek. Dr. Prosperous Nankindu Kavuma olwa leero alambudde Ssettendekero wa Muteesa I Royal University e Kakeeka Mengo, okulaba emirimu bwegitambuzibwamu.

Ayaniriziddwa omumyuka wa Ssenkulu Pulofeesa Umar Kasule era amulambuzza woofiisi n’ebifo bya University eby’enjawulo.

Dr. Nankindu ayogeddeko n’abayizi baasanze nga basoma ebitabo mu bimuli bya University. Abasabye okuteekamu amaanyi mu misomo gyabwe ate babeere n’ekigendererwa lwaki basoma.

Oweek. Nankindu ng’abuuza ku bayizi

Owek Nankindu asabye abazadde okuleeta abaana basomesebwe ebintu ebinaabayamba okuyita mu bulamu bwensi eno.

Era abasabye okugenda e Mmengo bafune basale basobole okuganyulwa ku nsawo ya Kabaka.

Pulofeesa Umar Kasule ategeezezza nti mu kiseera kino ssettendekero etambula bulungi nga n’embeera esobozesa omuyizi okusoma obulungi.

Share this:

  • Tutukiriire

© 2021 Gambuuze - Obwakabaka bwa Buganda.

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In

Add New Playlist