• Tutukiriire
Gambuuze
Advertisement
  • Omuko Ogusooka
    Owek. Mayiga akubirizza abakulira Abasomaali okwenyigira mu nteekateeka z’ Obwakabaka

    Minisita Anthony Wamala akubirizza abantu okuwandiika ebibakwatako okukuuma omukululo

    Owek. Mayanja akunze abantu okukuuma Obutondebwensi

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    Ab’e  Masaka balaajanye mu muwendo gwa baana ogweyongedde

    Kaggo Magandaazi atuuzizza Abaami b’emiruka, Abasabye okukuuma  ekitiibwa kya Buganda

    Abantu ba Beene basabiddwa okutumbula obuyonjo nga bayita mu Bulungibwansi

    Olukiiko olutegesi lulambudde ekifo awanaakwatirwa olunaku lw’Abavubuka mu Buganda

    Owek. Kakomo asabye abantu okunnyweza Obumu

  • Agafa e Mengo
  • Emboozi
  • Endowooza
  • Ebisanyusa
  • Ag’Ebweru
  • Ebyemizzanyo
No Result
View All Result

Home Amawulire

Minisita Wamala Asisinkanye Bannaalinnya

Gambuuze by Gambuuze
February 17, 2026
in Amawulire
0 0
0
Minisita Wamala Asisinkanye Bannaalinnya
0
SHARES
0
VIEWS
Share on FacebookShare on Twitter

Bya Samuel Stuart Jjingo

Mmengo – Kyaddondo

Minisita w’Obuwangwa n’Ennono Oweek Dr. Anthony Wamala asisinkanye Bannaalinnya abakuuma Amasiro ga Bassekabaka ba Buganda okwongera okuttanya ku nsonga ez’enjawulo era olukiiko luno luyindidde ku kitebe ky’ekitongole ky’ebyobulambuzi mu Buganda e Mengo.

Minisita Wamala abasabye okufaayo ku nsonga 4 okuli; obukulembeze obunywedde obulungi nga busobola okwenganga ebizibu ebiri mu bitundu bye bakulembera, okukunga abazukkulu abava mu mu ba Ssekabaka b’embuga ezo ze bakuuma okudda awaka benyigire mu nteekateeka y’enkulakulaana ku butaka bwabwe, okukola enkiiko z’abayima (trustees) okwetaasa kibbattaka wamu n’okusala entotto ku bintu ebisobola okukolebwa ku ttaka basobole okufunamu ensimbi ezikulakulaanya obutaka.

Minisita Wamala abategezeeza ku lutabalo lw’aliko mu kulambula ebika byonna mu Buganda n’abategeeza nti asanze okusoomozebwa kw’abazzukulu bangi abesuuliddeyo ogwannagamba obutamanya bika byabwe bwatyo n’abasaba Bannaalinnya okukunga abazzukulu okujjumbira emirimu egikolebwa.

Oweek. Wamala asinzidde wano n’ategeeza nti Obwakabaka bwatandiika enteekateeka y’okuteeka abayima ku ttaka ly’amasiro gonna kikendeeze ku bantu abeefunyiridde okutunda ettaka eryo.

Ssentebe w’Olukiiko lwa ba Nnaalinnya, Nnaalinya Beatrice Namikka yebazizza Minisita w’Obuwangwa n’Ennono Oweek. Dr. Anthony Wamala okutegeka olukiiko luno lw’agambye nti lugenda kubayamba okuvvuunuka ebibanyigiriza n’obumolumulu bwonna obuliwo ku mbiri zonna.

Share this:

  • Tutukiriire

© 2021 Gambuuze - Obwakabaka bwa Buganda.

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In

Add New Playlist