• Tutukiriire
Gambuuze
Advertisement
  • Omuko Ogusooka
    Owek. Mayiga akubirizza abakulira Abasomaali okwenyigira mu nteekateeka z’ Obwakabaka

    Minisita Anthony Wamala akubirizza abantu okuwandiika ebibakwatako okukuuma omukululo

    Owek. Mayanja akunze abantu okukuuma Obutondebwensi

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    Ab’e  Masaka balaajanye mu muwendo gwa baana ogweyongedde

    Kaggo Magandaazi atuuzizza Abaami b’emiruka, Abasabye okukuuma  ekitiibwa kya Buganda

    Abantu ba Beene basabiddwa okutumbula obuyonjo nga bayita mu Bulungibwansi

    Olukiiko olutegesi lulambudde ekifo awanaakwatirwa olunaku lw’Abavubuka mu Buganda

    Owek. Kakomo asabye abantu okunnyweza Obumu

  • Agafa e Mengo
  • Emboozi
  • Endowooza
  • Ebisanyusa
  • Ag’Ebweru
  • Ebyemizzanyo
No Result
View All Result

Home Eby'obuwangwa

Minisita Wamala asabye Bannalulungi obutasuula mpisa

Gambuuze by Gambuuze
September 20, 2023
in Eby'obuwangwa
0 0
0
Minisita Wamala asabye Bannalulungi obutasuula mpisa
0
SHARES
60
VIEWS
Share on FacebookShare on Twitter

Bya Ssemakula John

Bulange – Mmengo

Minisita w’Obuwangwa, Ennono, Embiri, Amasiro n’Ebyokwerinda mu Bwakabaka,  Owek. Anthony Wamala akubirizza Nnalulungi wa Buganda n’Abamasaza okukulembeza empisa mu buli kyebakola era bannyikire okusoma bwebaba baagala okubeera ab’omugaso mu ggwanga.

Okwogera bino, Minisita Wamala abadde mu nsisinkano ne Bannalulungi b’ebyobulambuzi mu Buganda ababadde bakulembeddwa Vannesa Hannah Nabakungulu  mu Bulange e Mmengo ku Lwokusatu.

Owek. Anthony Wamala bano era abasabye okubeera abayiiya mu byebakola bwatyo asuubizza nti obwakabaka bwakukolera wamu nabo okutumbula eby’obulambuzi mu Buganda.

Ono agambye nti ssinga bannalulungi bano bakozesa omukisa gwebalina nebatumbula eby’obulambuzi mu Masaza gyebasibuka, kya kutumbula eby’obulambuzi mu bitundu bya Buganda eby’enkizo, nokwongera ensimbi mu ggwanika ly’Obwakabaka.

Ye eyakulembeddemu bannalulungi bano Vanessa Hannah Nabakungulu ayanjulidde Minisita enteekateeka zeebalina okutumbula eby’obulambuzi mu Buganda ku mitendera egy’enjawulo.

Abamu ku bannalulungi abeetabye mu nsisinkano eno nga bakulembeddwaamu Nabakungulu Vanessa Hanna okuva e Buddu, Sanyu Ruth Mugabi owe Kyaddondo, Jemimmah Bright ne Nansukusa Esther, beeyamye okukolagana n’Obwakabaka mu kutumbula eby’obulambuzi mu Buganda ne Uganda yonna.

Share this:

  • Tutukiriire

© 2021 Gambuuze - Obwakabaka bwa Buganda.

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In

Add New Playlist