• Tutukiriire
Gambuuze
Advertisement
  • Omuko Ogusooka
    Owek. Mayiga akubirizza abakulira Abasomaali okwenyigira mu nteekateeka z’ Obwakabaka

    Minisita Anthony Wamala akubirizza abantu okuwandiika ebibakwatako okukuuma omukululo

    Owek. Mayanja akunze abantu okukuuma Obutondebwensi

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    Ab’e  Masaka balaajanye mu muwendo gwa baana ogweyongedde

    Kaggo Magandaazi atuuzizza Abaami b’emiruka, Abasabye okukuuma  ekitiibwa kya Buganda

    Abantu ba Beene basabiddwa okutumbula obuyonjo nga bayita mu Bulungibwansi

    Olukiiko olutegesi lulambudde ekifo awanaakwatirwa olunaku lw’Abavubuka mu Buganda

    Owek. Kakomo asabye abantu okunnyweza Obumu

  • Agafa e Mengo
  • Emboozi
  • Endowooza
  • Ebisanyusa
  • Ag’Ebweru
  • Ebyemizzanyo
No Result
View All Result

Home Ebyemizzanyo

Minisita Ssekabembe atongozza engabo z’emipiira gy’Ebika, asabye abantu okujja mu bungi

Gambuuze by Gambuuze
March 7, 2023
in Ebyemizzanyo
0 0
0
Minisita Ssekabembe atongozza engabo z’emipiira gy’Ebika, asabye abantu okujja mu bungi
0
SHARES
37
VIEWS
Share on FacebookShare on Twitter

Bya Ssemakula John

Bulange – Mmengo

Minisita w’Abavubuka, eby’emizannyo n’okwewummuza, Owek. Henry Ssekabembe Kiberu akunze abantu ba Buganda mu bika byabwe eby’enjawulo okujja bawagire mu bungi nga Olugave n’Endiga balwanira engabo y’omwaka 2022.

Okusaba kuno, Owek. Ssekabembe akukoledde mu Bulange e Mmengo ku Lwokubiri bw’abadde ayanjulira Obuganda engabo ezigenda okuwakanirwa.

Owek. Ssekabembe, Obuganda abulaze engabo 2 okuli ey’omupiira gw’ebigere mu mpaka z’abasajja awamu ne y’abakyala ng’eno ya mpaka za kubaka.

Okusinziira ku Minisita  Ssekabembe fayinolo zigenda kubeerawo ku Lwomukaaga luno nga 11 March, 2023  mu kisaawe e Wankulukuku.

Owek Ssekabembe asabye Obuganda bwonna okweyiwa mu kisaawe e Wankulukuku okwongera okuwagira ebika mu nkola eya Obuganda bika.

Mungeri yeemu Owek Ssekabembe Kiberu akinogaanyiza nti mu kawefebe w’okuddamu okukomyawo ettuttumu ly’empaka zino, essira balitadde  ku baana abato okubaagazisa okuwagira n’okumanya ebika byabwe.

Mu mupiira ogw’ebigere, Olugave lujja kuttunka ne Ndiga, ate omupiira ogw’okulwanira ekifo eky’okusatu e Kkobe lyakuttunka ne Ffumbe.

Mu mupiira ogw’okubaka Engeye ejja kuttunka ne Mamba Gabunga, ate omupiira ogw’okulwanira ekifo eky’okusatu Olugave lwakuttunka ne Nnyonyi Ennyange.

Okuyingira mu kisaawe e Wankulukuku kwa omutwalo 10,000/= ne 20, 000/= abakungu, ate abayizi bakusasula Shs. 5000.

Share this:

  • Tutukiriire

© 2021 Gambuuze - Obwakabaka bwa Buganda.

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In

Add New Playlist