• Tutukiriire
Gambuuze
Advertisement
  • Omuko Ogusooka
    Owek. Mayiga akubirizza abakulira Abasomaali okwenyigira mu nteekateeka z’ Obwakabaka

    Minisita Anthony Wamala akubirizza abantu okuwandiika ebibakwatako okukuuma omukululo

    Owek. Mayanja akunze abantu okukuuma Obutondebwensi

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    Ab’e  Masaka balaajanye mu muwendo gwa baana ogweyongedde

    Kaggo Magandaazi atuuzizza Abaami b’emiruka, Abasabye okukuuma  ekitiibwa kya Buganda

    Abantu ba Beene basabiddwa okutumbula obuyonjo nga bayita mu Bulungibwansi

    Olukiiko olutegesi lulambudde ekifo awanaakwatirwa olunaku lw’Abavubuka mu Buganda

    Owek. Kakomo asabye abantu okunnyweza Obumu

  • Agafa e Mengo
  • Emboozi
  • Endowooza
  • Ebisanyusa
  • Ag’Ebweru
  • Ebyemizzanyo
No Result
View All Result

Home Amawulire

Minisita Sekabembe asisinkanye abavubuka abaagala okwesimbawo mu by’obufuzi

Gambuuze by Gambuuze
February 1, 2020
in Amawulire, Emboozi
0 0
0
Minisita Sekabembe asisinkanye abavubuka abaagala okwesimbawo mu by’obufuzi
0
SHARES
48
VIEWS
Share on FacebookShare on Twitter
Oweek. Ssekabembe ku ddyo

Musasi waffe

Minisita w’Obwakabaka avunanyizibwa ku by’emizannyo, abavubuka, n’okwewumuza, Oweek. Henry Sekabembe Kiberu  asisinkanye abavubuka okuva mu bibiina by’abavubuka naddala abakulembeze wamu naabo abateekateeka okwesimbawo mu bifo eby’enjawulo mu bitundu eby’enjawulo.

Abamu ku bavubuka abeetabye mu nsisinkano

Ensisinkano eno egendereddwamu okulaba nti obwakabaka bwongera okuteekateeka abavubuka okusobola okufuna abakulembeze mu bifo ebituufu okusobola okwanganga okusomooza eggwanga lyekulimu nga nabo bennyini batuufu.

“Ekiseera kituuse tufune abakulembeze abatajja kuvuma buvumi bantu, abatajja kwogera bwogezi ng’ate byeboogera tebikwatagana nabikolwa byabwe. Twagala okufuna abakulembeze abateekateekeddwa obulungi, mu nnono, mu buyivu, n’okutegeera esonga ssemasonga ettaano Obwakabaka kwe butambuliza  ensonga  zaabo. Tulowooza nti omuntu ategeera esonga ezo, aba atuuse ku ddaala erikulembera abantu,” Sekabembe bwagambye.

Abavubuka ne minisita oluvanyuma lw’ensisinkano

Agambye nti mu kabbinkano k’ebyobufuzi akaliwo, abo abaagala okwesimbawo balina okukubibwamu tooci okulaba nti beebo abasaanidde.

Share this:

  • Tutukiriire

© 2021 Gambuuze - Obwakabaka bwa Buganda.

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In

Add New Playlist