• Tutukiriire
Gambuuze
Advertisement
  • Omuko Ogusooka
    Owek. Mayiga akubirizza abakulira Abasomaali okwenyigira mu nteekateeka z’ Obwakabaka

    Minisita Anthony Wamala akubirizza abantu okuwandiika ebibakwatako okukuuma omukululo

    Owek. Mayanja akunze abantu okukuuma Obutondebwensi

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    Ab’e  Masaka balaajanye mu muwendo gwa baana ogweyongedde

    Kaggo Magandaazi atuuzizza Abaami b’emiruka, Abasabye okukuuma  ekitiibwa kya Buganda

    Abantu ba Beene basabiddwa okutumbula obuyonjo nga bayita mu Bulungibwansi

    Olukiiko olutegesi lulambudde ekifo awanaakwatirwa olunaku lw’Abavubuka mu Buganda

    Owek. Kakomo asabye abantu okunnyweza Obumu

  • Agafa e Mengo
  • Emboozi
  • Endowooza
  • Ebisanyusa
  • Ag’Ebweru
  • Ebyemizzanyo
No Result
View All Result

Home Agafa e Mengo

Minisita Mayanja Nkalubo akunze abantu okwongera okugaba omusaayi

Gambuuze by Gambuuze
January 20, 2023
in Agafa e Mengo, Eby'Obulamu
0 0
0
Minisita Mayanja Nkalubo akunze abantu okwongera okugaba omusaayi
0
SHARES
28
VIEWS
Share on FacebookShare on Twitter

Bya Ssemakula John

Wandegeya – Kyaddondo

Minisita avunanyizibwa ku by’obulimi ne Bulungibwansi mu Buganda,  Owek Hajjati Mayanja Nkalubo akubirizza bannayuganda  okwenyigira mukugaba Omusaayi era kino bakikola mu nkola eya Bulungibwansi.

Okwogera bino, Minisita Nkalubo abadde ku muzikiti e Wandegeya mu Kyaddondo mu nteekateeka y’okugaba omusaayi ku Lwokutaano.

“Omulimu gw’okugaba omusaayi gwa Bulungibwansi era olwa leero ekyongedde okunywera mu bwongo bwaffe kwekutambulira awamu nokufaayo ku munno. Obubenje bwokka si bwebwetaaga omusaayi naye endwadde zonna kasita zinyinyitira mu mubiri zimalamu omusaayi,” Owek. Mayanja bw’ ategeezezza.

Ono asabye abantu bulijjo okukwatira awamu ku nsonga eno kuba mu nsi yonna teriiyo kkolero lya musaayi kyokka nga buli lukya waliwo agwetaaga.

Minisita Nkalubo agamba nti singa abantu banavaayo okugaba omusaayi mu bungi ekizibu ky’okugutunda nakyo kisobola okukendeera.

Amyuka Supreme Mufti wa Uganda Sheikh Ibrahim Itanda  nga yabadde omugabi omukulu yeebazizza Ssaabasajja Kabaka Ronald Muwenda Mutebi olw’okusitula embeera y’ebyobulamu mu ggwanga.

Ono agambye nti ekikolwa eky’okugaba Omusaayi kya bwa Katonda kubanga nemu biwandiiko ebitukuvu kyawandikibwako.

Omukolo guno gwetabiddwako abakulembeze abenjawulo era Olunaku olwenkya abavuuzi ba takisi mu ppaaka zonna eziri mu Kampala bebajja okugaba Omusaayi.

Share this:

  • Twitter
  • Tumblr
  • Pinterest
  • Pocket
  • WhatsApp
  • Skype
  • Telegram
  • LinkedIn
  • Tutukiriire

© 2021 Gambuuze - Obwakabaka bwa Buganda.

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In

Add New Playlist