• Tutukiriire
Gambuuze
Advertisement
  • Omuko Ogusooka
    Owek. Mayiga akubirizza abakulira Abasomaali okwenyigira mu nteekateeka z’ Obwakabaka

    Minisita Anthony Wamala akubirizza abantu okuwandiika ebibakwatako okukuuma omukululo

    Owek. Mayanja akunze abantu okukuuma Obutondebwensi

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    Ab’e  Masaka balaajanye mu muwendo gwa baana ogweyongedde

    Kaggo Magandaazi atuuzizza Abaami b’emiruka, Abasabye okukuuma  ekitiibwa kya Buganda

    Abantu ba Beene basabiddwa okutumbula obuyonjo nga bayita mu Bulungibwansi

    Olukiiko olutegesi lulambudde ekifo awanaakwatirwa olunaku lw’Abavubuka mu Buganda

    Owek. Kakomo asabye abantu okunnyweza Obumu

  • Agafa e Mengo
  • Emboozi
  • Endowooza
  • Ebisanyusa
  • Ag’Ebweru
  • Ebyemizzanyo
No Result
View All Result

Home Eby'obuwangwa

Minisita Kyewalabye asiimye ab’e Bukuya olw’okutumbula Oluganda

Gambuuze by Gambuuze
November 4, 2019
in Eby'obuwangwa
0 0
0
Minisita Kyewalabye asiimye ab’e Bukuya olw’okutumbula Oluganda
0
SHARES
34
VIEWS
Share on FacebookShare on Twitter
Minisita Kiwalabye mussuuti ng’akwasa Ouwanguzi Kasozi Lameka ente

Musasi Waffe

Minisita W’obuwangwa n’Ennono Owek. David Kyewalabye Male atenderezza abakulembeze mu Ggombolola ya Mutuba I Bukuya mu Ssingo olw’obutetenkanya n’okwagala olulimi lwabwe bwe baatandikawo enkola y’ekyoto kwebasomeseza n’okuvuganya mu lulimi oluganda. Kyewalabye okusiima kuno yakukoledde ku kitebe ky’eggombolola e Bukuya bwe yabadde akiikiridde Katikkiro mu mpaka ezaakamalirizo ezaatuumiddwa Emmanduso y’obwongo. Yagambye nti empaka nga zino zikola kikulu okukuuma n’okuggumizza olulimi mu bantu ba Bugabda era n’asuubiza nti ng’ayita mu minisitule ye, bagenda kukwatagana n’abategesi b’empaka zino zisaasaanyizibwe mu bitundu bya Buganda byonna. Yeebazizza abo abaavuddeyo okuvuganya era n’akubiriza abantu okufaayo okumanya ebikwata ku Buwangwa bwabwe wamu n’ensonga ezaabulijjo.Omukwanaganya w’empaka zino Kazibwe Emmanuel yategeezezza nti abantu abasoba mu 170 be beetabye mu kuvuganya okutuusa bwebaasunsulamu 15 abatuuse ku mpaka z’akamalirizo ezaawanguddwa Kasozi Lameka n’akwasibwa Ente.Omukolo gwetabiddwako, bannabyabufuzi, abayizi n’abakulembeze okuva mu ssaza, okwabadde Mukwenda eyawummudde Abubaker Magala wamu ne Mukwenda omuggya David Nantajja.

Share this:

  • Tutukiriire

© 2021 Gambuuze - Obwakabaka bwa Buganda.

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In

Add New Playlist