• Tutukiriire
Gambuuze
Advertisement
  • Omuko Ogusooka
    Owek. Mayiga akubirizza abakulira Abasomaali okwenyigira mu nteekateeka z’ Obwakabaka

    Minisita Anthony Wamala akubirizza abantu okuwandiika ebibakwatako okukuuma omukululo

    Owek. Mayanja akunze abantu okukuuma Obutondebwensi

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    Ab’e  Masaka balaajanye mu muwendo gwa baana ogweyongedde

    Kaggo Magandaazi atuuzizza Abaami b’emiruka, Abasabye okukuuma  ekitiibwa kya Buganda

    Abantu ba Beene basabiddwa okutumbula obuyonjo nga bayita mu Bulungibwansi

    Olukiiko olutegesi lulambudde ekifo awanaakwatirwa olunaku lw’Abavubuka mu Buganda

    Owek. Kakomo asabye abantu okunnyweza Obumu

  • Agafa e Mengo
  • Emboozi
  • Endowooza
  • Ebisanyusa
  • Ag’Ebweru
  • Ebyemizzanyo
No Result
View All Result

Home Ebyenjigiriza

Minisita Kyewalabye asabye amasomero okuwagira emizannyo ginnansangwa

Gambuuze by Gambuuze
February 7, 2020
in Ebyenjigiriza
0 0
0
Minisita Kyewalabye asabye amasomero okuwagira emizannyo ginnansangwa
0
SHARES
19
VIEWS
Share on FacebookShare on Twitter
oweek. Kyewalabye Male ku kkono

Bya Musasi waffe

Minisita avunanyizibwa ku Obuwangwa, embiri, n’obulambuzi Oweek. David Kyewalabye Male asabye amasomero mu Buganda okuwagira emizannyo ginnansangwa olw’emigaso emingi egigirimu.

Bwabadde atongoza akakiiko akagenda okutegeka emizannyo gino ku Bulange Mmengo, Kyewalabye yagambye nti mukuwagira emizannyo gino kigenda nakutumbula olulimi Oluganda.

“Oluganda lulumbiddwa, era muveeyo mukwatagane n’abakoze kariculum empya okulaba ng’ennimi ennansi zisigaza ekifo kyazo kubanga tuzikozesa emirundi mingo nnyo.

Nkubira omulanga amasomero gonna agali mu Bwakabaka gasindike abaana balabe ebintu byaffe bino, basobole okubyettanira n’okongera okubinyewza. Ensi zonna  ezigenze mumaaso zitambulidde mu byabuwangwa byazo,” Kyewalabye bweyagambye. 

 Emizannyo ginnansangwa gyateekebwa ku kalenda y’Obwakabak era nga gibeerawo buli mwaka era nga gizannyibwa abantu b’emitendera gyonna.

“Twebaza ab’ekibiina ky’olulimi Oluganda ol’okuzzaawo emizannyo gino. Omuganda yasobolanga okweganga, okweyiggira eky’okulya, yabanga n’ebbanguliro era yalina nga wasomeseza omwana omuwala n’omulenzi,” Kyewalabye bweyagambye.

Yasiimye nnyo ab’ekibiina ky’olulimi Oluganda olw’okutunula emabega okulaba ebintu ebyali ebirungi n’egezaako okubizzaawo.

Egimu ku mizannyo gino kuliko, enkuyo, ssekitulege gogolo, ekigwo, omweso, okwepena n’emirala.

Share this:

  • Tutukiriire

© 2021 Gambuuze - Obwakabaka bwa Buganda.

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In

Add New Playlist