• Tutukiriire
Gambuuze
Advertisement
  • Omuko Ogusooka
    Owek. Mayiga akubirizza abakulira Abasomaali okwenyigira mu nteekateeka z’ Obwakabaka

    Minisita Anthony Wamala akubirizza abantu okuwandiika ebibakwatako okukuuma omukululo

    Owek. Mayanja akunze abantu okukuuma Obutondebwensi

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    Ab’e  Masaka balaajanye mu muwendo gwa baana ogweyongedde

    Kaggo Magandaazi atuuzizza Abaami b’emiruka, Abasabye okukuuma  ekitiibwa kya Buganda

    Abantu ba Beene basabiddwa okutumbula obuyonjo nga bayita mu Bulungibwansi

    Olukiiko olutegesi lulambudde ekifo awanaakwatirwa olunaku lw’Abavubuka mu Buganda

    Owek. Kakomo asabye abantu okunnyweza Obumu

  • Agafa e Mengo
  • Emboozi
  • Endowooza
  • Ebisanyusa
  • Ag’Ebweru
  • Ebyemizzanyo
No Result
View All Result

Home Eby'obulimi

Minisita Kakomo asabye abalimi okugatta omutindo ku Mmwaanyi

Gambuuze by Gambuuze
January 23, 2025
in Eby'obulimi
0 0
0
Minisita Kakomo asabye abalimi okugatta omutindo ku Mmwaanyi
0
SHARES
114
VIEWS
Share on FacebookShare on Twitter

Bya Ssemakula John

Ssingo

Minisita w’Obwakabaka ow’Ebyobulimi, Obulunzi n’Obwegassi, Owek. Hajji Amis Kakomo asabye abalimi okufuba bagatte omutindo ku mmwaanyi okwongera okuzifunamu.

Obubaka  buno abuwadde alambula balimi abagenda okusunsulwamu abanaalambulwa Katikkiro Mayiga mu mwezi ogujja (Mukutulasanja) nga aggulawo enteekateeka ya Mmwaanyi Terimba ey’omwaka 2025.

Owek. Kakomo ategeezezza nti ku mulundi guno batunuulidde nnyo abalimi abalina omutindo gwebongera ku mmwanyi naddala abakyala nabavubuka ate nokusitula obwegassi nakubiriza abantu be Ssingo okujjumbira okukolera awamu ngamaka okusobola okwekulaakulanya.

Minisita  Kakomo agumizza abalimi b’emmwaanyi ku nsonga y’akatale nti Obwakabaka bwatondawo ekitongole kya Mmwaanyi Terimba Limited okusobola okwongera omutindo ku biva mu mmwanyi za Buganda, ngekimu ku bibala ye kkaawa Mpologoma ekireese enkyukakyuka mu bantu ba Beene.

Omwami wa Kabaka akulembera essaza Ssingo, Mukwenda Deo Kagumu ategeezezza nti abantu e Ssingo bajjumbidde okulima emmwaanyi ate mu nnima ey’omulembe nga kaweefube ow’okubakunga akulembeddwamu Abaami ba Kabaka mu Ssingo neyeebaza Ssaabasajja okuvaayo nenkola eno.

Abalambuddwa kuliko; Simon Kiyingi omutuuze mu butongole bwe Kalagi e Kyannamugera, Muyingo Samuel owe Kyengeza, abegassi aba Myanzi Coffee Farmers Savings and Credit co-operative Society Limited mu ggombolola ya Mut VII Myanzi, Kavuma Emanuel owe Nnabusolo-Bubajjwe, Juliet Nabateregga ne Kalema Edward abe Nabusolo-Nalyankanja mu ggombolola ya Musaale Bulera.

Share this:

  • Tutukiriire

© 2021 Gambuuze - Obwakabaka bwa Buganda.

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In

Add New Playlist