• Tutukiriire
Gambuuze
Advertisement
  • Omuko Ogusooka
    Owek. Mayiga akubirizza abakulira Abasomaali okwenyigira mu nteekateeka z’ Obwakabaka

    Owek. Mayiga akubirizza abakulira Abasomaali okwenyigira mu nteekateeka z’ Obwakabaka

    Minisita Anthony Wamala akubirizza abantu okuwandiika ebibakwatako okukuuma omukululo

    Minisita Anthony Wamala akubirizza abantu okuwandiika ebibakwatako okukuuma omukululo

    Owek. Mayanja akunze abantu okukuuma Obutondebwensi

    Owek. Mayanja akunze abantu okukuuma Obutondebwensi

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    Ab’e  Masaka balaajanye mu muwendo gwa baana ogweyongedde

    Ab’e  Masaka balaajanye mu muwendo gwa baana ogweyongedde

    Kaggo Magandaazi atuuzizza Abaami b’emiruka, Abasabye okukuuma  ekitiibwa kya Buganda

    Kaggo Magandaazi atuuzizza Abaami b’emiruka, Abasabye okukuuma  ekitiibwa kya Buganda

    Abantu ba Beene basabiddwa okutumbula obuyonjo nga bayita mu Bulungibwansi

    Abantu ba Beene basabiddwa okutumbula obuyonjo nga bayita mu Bulungibwansi

    Olukiiko olutegesi lulambudde ekifo awanaakwatirwa olunaku lw’Abavubuka mu Buganda

    Olukiiko olutegesi lulambudde ekifo awanaakwatirwa olunaku lw’Abavubuka mu Buganda

    Owek. Kakomo asabye abantu okunnyweza Obumu

    Owek. Kakomo asabye abantu okunnyweza Obumu

  • Agafa e Mengo
  • Emboozi
  • Endowooza
  • Ebisanyusa
  • Ag’Ebweru
  • Ebyemizzanyo
No Result
View All Result

Home Agafa e Mengo

Katikkiro Mayiga yeebazizza Ssaabasumba  Muzeeyi olw’okutunda Uganda ebunaayira

Gambuuze by Gambuuze
July 13, 2022
in Agafa e Mengo, Amawulire
0 0
0
Katikkiro Mayiga yeebazizza Ssaabasumba  Muzeeyi olw’okutunda Uganda ebunaayira
0
SHARES
51
VIEWS
Share on FacebookShare on Twitter

Bya Francis Ndugwa

Bulange – Mmengo

Kamalabyonna Charles Peter Mayiga yeebazizza emirimu egikoleddwa Ssaabasumba w’ Ekeresiya yaba Orthodox, Metropolitan Leronymos Muzeeyi olw’okutunda erinnya lya Uganda ebweru awamu n’okutumbula embeera z’abantu munda mu ggwanga.

Okwebaza kuno Katikkiro akukoze akyazizza Ssaabasumba, Metropolitan Leronymos Muzeeyi,  mu Bulange e Mmengo ku Lwokusatu.

“Weebale kutuweesa linnya ddungi e Tanzania kubanga omukulu ono yamala emyaka 25 nga asumba abantu erudda lwe Mwanza , Bukoba. Uganda emirundi mingi bwojogerako bakujuriza bintu bitali birungi, naye bwetufuna omuntu agenze okukola omuli ogw’ekitiibwa ate nagukola nagunoza, eryo erinnya lisukka kuba Orthodox nofuuka omubaka waffe,” Katikkiro Mayiga bw’agambye.

Kamalabyonna Mayiga amusabye okukuuma enkolagana y’Obwakabaka n’Ekeresiya kuba  yava dda ku mulembe gwa Spartas Ssebanja Mukasa era Ssekabaka Daudi Chwa II n’abawa ne liizi etaalimu bukwakkulizo ku ttaka ly’e Namungoona namusba okukuuma  obwasseruganda obwo.

Okusinziira ku Katikkiro Mayiga kyamuwendo okulaba nti abantu ab’emirembe egy’enjawulo okuviira ddala emabega nga eddiini zijja kuno baliko abantu abakyatwala obuvunaanyizibwa buno mu maaso okusobola okunyweza n’okukuuma ebyafaayo mu mbala yabyo.

Owek. Mayiga yeebazizza Ekeresiya olw’okutumbula enkulaakulana naddala mu by’omwoyo, ebyenjigiriza n’ebyobulamu kuba bazimbye amalwaliro n’amasomero agawerako.

Ono amusabye obuteerabira kulwanirira eddembe ly’obuntu naddala abo abanyigirizibwa nga abamusooka okuli Ssaabasumba Yonah Lwanga ne Ssaabasumba Nankyama bwebaakolanga.

Ye Ssaabasumba Muzeeyi ategeezezza nti obukulembeze bwa Katikkiro Mayiga babulaba nga olutindo wakati wabwe ne Buganda era nasaba enkolagana eno egende mu maaso bulijjo.

Ono annyonnyodde nti balina enteekateeka y’okutumbula ebyenjigiriza ebyeddiini n’ensi eri abantu be ggwanga, okwongera obunyisa enjiri awamu n’okutumbula eby’obulamu okuyamba ku bantu ba Ssaabasajja Kabaka nga mu kino bagenda kuzimba eddwaliro ly’ abaana era bakwenyigiramu butereevu okulwanyisa akawuka ka Mukenenya.

Ssaabasumba Muzeeyi agamba bakukola nnyo okukubiriza abantu okulima n’okulunda era bagabane obuvunaanyizibwa mukutumbula n’okusomesa obweggasi wonna mu Buganda ne Uganda.

Ekeresiya eno ewagidde emirimu gy’Obwakabaka  nga bagula satifikeeti ya kakadde kamu era nebawera okutwala enkolagana eno mu maaso.

Share this:

  • Twitter
  • Tumblr
  • Pinterest
  • Pocket
  • WhatsApp
  • Skype
  • Telegram
  • LinkedIn
Tags: Buganda KingdomBulange MmengoKatikkiro Charles Peter MayigaMetropolitan Leronymos Muzeeyi
  • Tutukiriire

© 2021 Gambuuze - Obwakabaka bwa Buganda.

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In

Add New Playlist

No Result
View All Result
  • Omuko Ogusooka
  • Agafa e Mengo
  • Emboozi
  • Endowooza
  • Ebisanyusa
  • Ag’Ebweru
  • Ebyemizzanyo

© 2021 Gambuuze - Obwakabaka bwa Buganda.