• Tutukiriire
Gambuuze
Advertisement
  • Omuko Ogusooka
    Owek. Mayiga akubirizza abakulira Abasomaali okwenyigira mu nteekateeka z’ Obwakabaka

    Minisita Anthony Wamala akubirizza abantu okuwandiika ebibakwatako okukuuma omukululo

    Owek. Mayanja akunze abantu okukuuma Obutondebwensi

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    Ab’e  Masaka balaajanye mu muwendo gwa baana ogweyongedde

    Kaggo Magandaazi atuuzizza Abaami b’emiruka, Abasabye okukuuma  ekitiibwa kya Buganda

    Abantu ba Beene basabiddwa okutumbula obuyonjo nga bayita mu Bulungibwansi

    Olukiiko olutegesi lulambudde ekifo awanaakwatirwa olunaku lw’Abavubuka mu Buganda

    Owek. Kakomo asabye abantu okunnyweza Obumu

  • Agafa e Mengo
  • Emboozi
  • Endowooza
  • Ebisanyusa
  • Ag’Ebweru
  • Ebyemizzanyo
No Result
View All Result

Home Agafa e Mengo

Katikkiro Mayiga atenderezza aba Wells of Life olw’okubunyisa amazzi amayonjo

Gambuuze by Gambuuze
July 26, 2022
in Agafa e Mengo
0 0
0
Katikkiro Mayiga atenderezza aba Wells of Life olw’okubunyisa amazzi amayonjo
0
SHARES
46
VIEWS
Share on FacebookShare on Twitter

Bya Ssemakula John

Bulange – Mmengo

Kamalabyonna Charles Peter Mayiga atendereza ekitongole ki Wells of Life olw’okutuusa amazzi amayonjo ku bantu ba Nnyinimu Ssaabasajja  Kabaka  nga bayita mu nteekateeka y’okusima Nayikondo.

Okwebaza kuno, Owek. Mayiga akukoledde  mu nsisinkano gyabaddemu n’ab’ekibiina ki  ‘Wells Of Life’ ku Bulange e Mmengo ku Lwokubiri nebateesa ku ngeri ez’enjawulo gyebasobola okwongera okutumbula enkolagana wakati w’ekitongole n’Obwakabaka bwa Buganda .

Owek. Mayiga agamba nti wadde Uganda erina ennyanja n’emigga bingi abantu mwebasobola okuggya amazzi amayonjo naye batawaanyizibwa nnyo n’ekizibu  ky’okubunyisa amazzi  kino bwatyo neyeebaza bannamikago bano olw’obuyambi buno.

“Abagenyi bano bava mu kitongole ki Wells of Life naye omulimu gwabwe gwakunoonya nsimbi nebasima Nayikondo mu bitundu eby’enjawulo era mu Buganda twakasima Nayikondo eziwera 628 nga omwaka guno twakasima 21, oguwedde twasima 91 ate emabega ko 42, 2019Nayikondo 105 ate 2018 75,” Katikkiro Mayiga bw’ategeezezza.

Akuliddemu aba  Wells of Life, Charlie Hedges,  ategeezezza nti baasalawo okukolagana ne Buganda olw’obulambulukufu era nategeeza nti omwaka guno bagenda kusima Nayikondo 820 era baddaabirize Nayikondo  180 nga awamu ze Nayikondo lukumi lulamba mu Buganda okutuusa ku bantu ba Kabaka amazzi amayonjo.

Hedges  annyonnyodde nti amazzi kirabo ekyaweebwayo Katonda nga bo kyebakola kwekugezaako okugatuusa ku bantu abagetaaga era nakakasa nti bakwongera okutumbula obuyonjo mu bantu ba Kabaka nga bayita mu nteekateeka ez’enjawulo.

Kinajjukirwa nti aba Wells of Life, batta omukago n’Obwakabaka okubunyisa amazzi mu byalo mu masaza ga Buganda 18 era wetwogerera kati enzizi za Nayikondo 628 zezaakasimibwa okwetoloola Buganda.

Share this:

Tags: Buganda KingdomCharlie HedgesKatikkiro Charles Peter MayigaWells of Life
  • Tutukiriire

© 2021 Gambuuze - Obwakabaka bwa Buganda.

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In

Add New Playlist