• Tutukiriire
Gambuuze
Advertisement
  • Omuko Ogusooka
    Owek. Mayiga akubirizza abakulira Abasomaali okwenyigira mu nteekateeka z’ Obwakabaka

    Owek. Mayiga akubirizza abakulira Abasomaali okwenyigira mu nteekateeka z’ Obwakabaka

    Minisita Anthony Wamala akubirizza abantu okuwandiika ebibakwatako okukuuma omukululo

    Minisita Anthony Wamala akubirizza abantu okuwandiika ebibakwatako okukuuma omukululo

    Owek. Mayanja akunze abantu okukuuma Obutondebwensi

    Owek. Mayanja akunze abantu okukuuma Obutondebwensi

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    Ab’e  Masaka balaajanye mu muwendo gwa baana ogweyongedde

    Ab’e  Masaka balaajanye mu muwendo gwa baana ogweyongedde

    Kaggo Magandaazi atuuzizza Abaami b’emiruka, Abasabye okukuuma  ekitiibwa kya Buganda

    Kaggo Magandaazi atuuzizza Abaami b’emiruka, Abasabye okukuuma  ekitiibwa kya Buganda

    Abantu ba Beene basabiddwa okutumbula obuyonjo nga bayita mu Bulungibwansi

    Abantu ba Beene basabiddwa okutumbula obuyonjo nga bayita mu Bulungibwansi

    Olukiiko olutegesi lulambudde ekifo awanaakwatirwa olunaku lw’Abavubuka mu Buganda

    Olukiiko olutegesi lulambudde ekifo awanaakwatirwa olunaku lw’Abavubuka mu Buganda

    Owek. Kakomo asabye abantu okunnyweza Obumu

    Owek. Kakomo asabye abantu okunnyweza Obumu

  • Agafa e Mengo
  • Emboozi
  • Endowooza
  • Ebisanyusa
  • Ag’Ebweru
  • Ebyemizzanyo
No Result
View All Result

Home Ebyenfuna

Katikkiro Mayiga asabye abantu okwettanira okuwandiisa kampuni

Gambuuze by Gambuuze
August 2, 2022
in Ebyenfuna, Ebyobusubuuzi
0 0
0
Katikkiro Mayiga asabye abantu okwettanira okuwandiisa kampuni
0
SHARES
28
VIEWS
Share on FacebookShare on Twitter

Bya Francis Ndugwa

Bulange – Mmengo

Katikkiro wa Buganda Charles Peter Mayiga asabye abantu okukomya okulowooza nti okuwandiisa kampuni, ebintu, obufumbo n’ebirala byabagagga, bazungu nabasoma bokka.

Mukuumaddamula okwogera bino abadde asisinkanye abekitongole ekiwandiisa kampuni ki Uganda Registration Services Bureau (URSB) abakiise embuga olw’eggulo lwa leero.

“Bwoba towandisizza kampuni, kampuni eyo tesobola kukola. Bizineensi ekula eteekwa okumanyibwa nolwekyo mugende mu Uganda Registration Bureau muwandiise bizineensi zammwe kubanga ly’ekkubo lyokka ery’omusuubuzi okudda ku ntikko, ” Kamalabyonna Mayiga bw’annyonnyodde.

Okusinziira ku Katikkiro Mayiga ekimu ku bintu ebisinga okwogerwako mu nsi ezikyakula nkulaakulana wabula eno esobola kuva mu byabusuubuzi singa bibeera bitereezeddwa nalaga obukulu bw’okuwandiisa amakampuni okulaakulanya Uganda.

Owek. Mayiga akuutidde abantu wonna mu ggwanga okunyweza obukulu bw’ebibalo  nga bawandiisa buli ekibakwatako okuva ku bufumbo okusobola okwanguyiza gavumenti omulimu gw’okuteekerateekera eggwanga.

Yeeyamye okwongera okuwuliziganya n’ekitongole kino batuuke ku ndagaano y’enkolagana basobole okuganyulwamu nga bakuuma obuwangwa n’ennono era nasiima Ssenkulu w’ekitongole ki URSB olw’okugezaako okumanyisa abantu obulungi bw’ekitongole kino.

Ye Ssaabawolereza wa Buganda Owek. Christopher Bwanika ategezezza nti obwakabaka buli mu kawefube wakukola bbago ku bintu byaayo gamba ng’olubugo olwagala okutwalibwa baannakigwanyizi, Enyimba, Ebivuga n’ebirala.

Akulira ekitongole kino, Mercy Kainobwisho  agamba nti abantu bajumbidde nnyo okuwandiisa ebintu byabwe, kampuni, obufumbo nebirala.

Avunaanyizibwa ku nsonga z’okuwandiisa obufumbo, Charles Nsimbi mu kitongole kino nabalala balaze okusomoosebwa wekusinga okuva mu kuwandiisa kampuni naddala eziriko ekigambo Buganda kyokka bagamba nti waliwo ebikka ebyasobola okwewandiisa nebifune obubonero (symbols) ngabaagala nebirala bikole bityo.

Ensisinkano eno yeetabiddwamu  Omumyuka we Owokubiri Owek. Robert Waggwa Nsibirwa, Ssaabawolereza wa Buganda Owek. Christopher Bwanika, Minisita w’obuwangwa n’ennono Owek. David Kyewalabye Male, Omuk. Remmy Kisakye Ssenkulu wa Majestic Brands n’abalala.

Share this:

Tags: Buganda KingdomKatikkiro Charles Peter MayigaMercy KainobwishoURSB
  • Tutukiriire

© 2021 Gambuuze - Obwakabaka bwa Buganda.

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In

Add New Playlist

No Result
View All Result
  • Omuko Ogusooka
  • Agafa e Mengo
  • Emboozi
  • Endowooza
  • Ebisanyusa
  • Ag’Ebweru
  • Ebyemizzanyo

© 2021 Gambuuze - Obwakabaka bwa Buganda.