• Tutukiriire
Gambuuze
Advertisement
  • Omuko Ogusooka
    Owek. Mayiga akubirizza abakulira Abasomaali okwenyigira mu nteekateeka z’ Obwakabaka

    Minisita Anthony Wamala akubirizza abantu okuwandiika ebibakwatako okukuuma omukululo

    Owek. Mayanja akunze abantu okukuuma Obutondebwensi

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    Ab’e  Masaka balaajanye mu muwendo gwa baana ogweyongedde

    Kaggo Magandaazi atuuzizza Abaami b’emiruka, Abasabye okukuuma  ekitiibwa kya Buganda

    Abantu ba Beene basabiddwa okutumbula obuyonjo nga bayita mu Bulungibwansi

    Olukiiko olutegesi lulambudde ekifo awanaakwatirwa olunaku lw’Abavubuka mu Buganda

    Owek. Kakomo asabye abantu okunnyweza Obumu

  • Agafa e Mengo
  • Emboozi
  • Endowooza
  • Ebisanyusa
  • Ag’Ebweru
  • Ebyemizzanyo
No Result
View All Result

Home Agafa e Mengo

Katikkiro asiimye CBS olw’okudduukirira abali mubizibu

Gambuuze by Gambuuze
November 19, 2019
in Agafa e Mengo, Eby'Obulamu
0 0
0
Katikkiro asiimye CBS olw’okudduukirira abali mubizibu
0
SHARES
23
VIEWS
Share on FacebookShare on Twitter

Musasi Waffe

Katikkiro Charles Peter Mayiga asiimye Leediyo ya CBS ku lw’okuduukirira abali mubizibu. Ng’ayogerera mu Bulange e Mmengo mukwanjulirwa ssente ezaava mu kyeggulo kya Kalisoliiso, Mayiga yagambye ekimu ku kiremesezza amawanga ga Afirika okukula, kwekutya okukola ebinene. “Ebimu kubitulemesa okukula kwekutya okwetantala ekintu ekinene. Abantu bagala kukola buntu butono n’amawanga ga Africa bwegatyo. Okutya kutulemesa okukola ebintu ebitegeerekeka,” Katikkiro bweyategeezezza. Obukadde 162 bwebwakunganyiziddwa nga buno bugenda kukozesebwa mukuzimba ekifo awatuukirwa abagudde ku bubenje muddwaliro lya Nkozi. “Obumalirivu mbubeebaza olw’okusalawo okukola ebintu bino. Omukulembeze omulimu gwe, kwekutema empenda okuvuunuka ebizibu bino. Obuyiiya bwetaagisa mumbeera zino mwetuli sikukkuluma buli kiseera n’okunyumya ebizibu buli lukedde,” Mayiga bweyagambye.

Share this:

  • Twitter
  • Tumblr
  • Pinterest
  • Pocket
  • WhatsApp
  • Skype
  • Telegram
  • LinkedIn
  • Tutukiriire

© 2021 Gambuuze - Obwakabaka bwa Buganda.

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In

Add New Playlist