• Tutukiriire
Gambuuze
Advertisement
  • Omuko Ogusooka
    Owek. Mayiga akubirizza abakulira Abasomaali okwenyigira mu nteekateeka z’ Obwakabaka

    Minisita Anthony Wamala akubirizza abantu okuwandiika ebibakwatako okukuuma omukululo

    Owek. Mayanja akunze abantu okukuuma Obutondebwensi

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    Ab’e  Masaka balaajanye mu muwendo gwa baana ogweyongedde

    Kaggo Magandaazi atuuzizza Abaami b’emiruka, Abasabye okukuuma  ekitiibwa kya Buganda

    Abantu ba Beene basabiddwa okutumbula obuyonjo nga bayita mu Bulungibwansi

    Olukiiko olutegesi lulambudde ekifo awanaakwatirwa olunaku lw’Abavubuka mu Buganda

    Owek. Kakomo asabye abantu okunnyweza Obumu

  • Agafa e Mengo
  • Emboozi
  • Endowooza
  • Ebisanyusa
  • Ag’Ebweru
  • Ebyemizzanyo
No Result
View All Result

Home Amawulire

Katikkiro aggaddewo Oluwalo, asabye abantu okunywerera ku Kabaka

Gambuuze by Gambuuze
December 14, 2021
in Amawulire
0 0
0
Katikkiro aggaddewo Oluwalo, asabye abantu okunywerera ku Kabaka
0
SHARES
88
VIEWS
Share on FacebookShare on Twitter

Bya Ssemakula John

Bulange – Mmengo

Kamalabyonna Charles Peter Mayiga akunze abantu ba Kabaka okumunywererako mu mbeera zonna kibayambe okunyweza obumu era bakulaakulanye Obuganda.

Okwogera bino, Owek. Mayiga abadde aggalawo enteekateeka y’Oluwalo ey’omwaka guno mu bimuli bya Bulange ku Lwokubiri.

Katikkiro Mayiga akubirizza abantu okwewala okutwalibwa ebimala gayiting’ana wabula bafeeyo okulondoola  amawulire amatuufu naddala ku gafa e Mmengo era beeyambise emikutu emitongole egy’Obwakabaka.

Mukuumaddamula era asabye abakulembeze mu gavumenti eyaawakati okujjumbira  emirimu gy’Obwakabaka.

Ate Minisita omubeezi owa Gavumenti ez’Ebitundu, Owek. Joseph Kawuki yeebazizza abaami ba Kabaka ku mitendera gyonna olw’okwagazisa abantu ba Kabaka enteekateeka eno ekyongedde okuyitimusa Obwakabaka.

Oluwalo lwa leero lukung’aanyizza obukadde  obusobye mu 100 era abaami b’eggombolola n’abaamasaza bano, beebazizza Ssaabasajja Kabaka olw’enteekateeka eno.

Enteekateeka eno ezingiddemu amasaza okuli; Ssingo, Gomba, Kyaddondo n’amasaza g’Omutanda ag’ebweru okuli; Scandinavia, South Africa ne Canada.

Ku mukolo guno, bassenkulu b’ebitongole by’Obwakabaka ebyenjawulo nga Ssuubiryo Zambogo SACCO, Yinsuwa y’Obwakabaka  eya Weerinde n’ebirala, basinzidde wano ne bakunga abantu okubeegattako.

Share this:

  • Tutukiriire

© 2021 Gambuuze - Obwakabaka bwa Buganda.

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In

Add New Playlist