• Tutukiriire
Gambuuze
Advertisement
  • Omuko Ogusooka
    Owek. Mayiga akubirizza abakulira Abasomaali okwenyigira mu nteekateeka z’ Obwakabaka

    Minisita Anthony Wamala akubirizza abantu okuwandiika ebibakwatako okukuuma omukululo

    Owek. Mayanja akunze abantu okukuuma Obutondebwensi

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    Ab’e  Masaka balaajanye mu muwendo gwa baana ogweyongedde

    Kaggo Magandaazi atuuzizza Abaami b’emiruka, Abasabye okukuuma  ekitiibwa kya Buganda

    Abantu ba Beene basabiddwa okutumbula obuyonjo nga bayita mu Bulungibwansi

    Olukiiko olutegesi lulambudde ekifo awanaakwatirwa olunaku lw’Abavubuka mu Buganda

    Owek. Kakomo asabye abantu okunnyweza Obumu

  • Agafa e Mengo
  • Emboozi
  • Endowooza
  • Ebisanyusa
  • Ag’Ebweru
  • Ebyemizzanyo
No Result
View All Result

Home Agafa e Mengo

Kasujju asabye abazadde okwegendereza Sikaala, mulimu ezirumira

Gambuuze by Gambuuze
February 7, 2023
in Agafa e Mengo
0 0
0
Kasujju asabye abazadde okwegendereza Sikaala, mulimu ezirumira
0
SHARES
32
VIEWS
Share on FacebookShare on Twitter

Bya Ssemakula John

Busujju

Omwami wa Kabaka akulembera essaza Busujju, Kasujju Mark Jjingo Kaberenge II asabye abantu ba Kabaka naddala abazadde okubeera obulindaala kubeefuula abawa abaana babwe bbasale naye nga babatwala mu bintu bikyamu.

Okusaba kuno Kasujju akukoledde mu ssaza Busujju  nga alambula emirimu egikolebwa Abaami bamagombolola ,Emiruka awamu n’ebifo byebalinako obuvunaanyizibwa n’ekigendererwa eky’okutumbula emirimu nga abazzaamu amaanyi.

“Abaami ba Kabaka mulabule abantu baffe ku bantu abeefuula abaweerera abaana baffe naye nga babatwala mukuzikirira. Bw’obeera ku WhatsApp bakulaga nga bwe baagala abaana ab’ebitone kumbe babatwala mu mize mirala,” Kasujju bw’ategeezezza.

Kasujju Kaberenge bano abasabye bulijjo okukuuma ettaka lya Kabaka n’ebintu bya Buganda basobole okubitaasa ku bantu abeesomye okubitwala wabula babiteekeko emirimu gy’enkulaakulana.

Ono asabye Abaami bano  okukubiriza abantu bulijjo okusasula obusuulu buli mwaka kuba bwebuwera butandika okukaluubiriza era nasaba Abaami okukulemberamu  okuleeta Oluwalo kisobozese emirimu gy’embuga okutambula obulungi.

Bbo Abaami ba Kabaka mu ggombolola zino, bategeezezza nti bafuna enkayana ze ttaka nnyingi nga zino ziva ku bananyini bibanja abagaana okweyanjula eri bannanyini ttaka n’ abesenza ku ttaka lya kabaka nga tebalina biwandiiko bitongole.

Mu bimu ku bintu Kasujju byalambudde mulimu emisiri gy’Emmwaanyi, ebiraalo by’ente, Amalwaliro ne poliisi z’ebitundu bino.

Essaza  Busujju likolebwa amasaza 4 nga muno mulimu ,Maanyi ,Butayunja,Kakindu ne Malangala.

Share this:

  • Tutukiriire

© 2021 Gambuuze - Obwakabaka bwa Buganda.

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In

Add New Playlist