• Tutukiriire
Gambuuze
Advertisement
  • Omuko Ogusooka
    Owek. Mayiga akubirizza abakulira Abasomaali okwenyigira mu nteekateeka z’ Obwakabaka

    Minisita Anthony Wamala akubirizza abantu okuwandiika ebibakwatako okukuuma omukululo

    Owek. Mayanja akunze abantu okukuuma Obutondebwensi

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    Ab’e  Masaka balaajanye mu muwendo gwa baana ogweyongedde

    Kaggo Magandaazi atuuzizza Abaami b’emiruka, Abasabye okukuuma  ekitiibwa kya Buganda

    Abantu ba Beene basabiddwa okutumbula obuyonjo nga bayita mu Bulungibwansi

    Olukiiko olutegesi lulambudde ekifo awanaakwatirwa olunaku lw’Abavubuka mu Buganda

    Owek. Kakomo asabye abantu okunnyweza Obumu

  • Agafa e Mengo
  • Emboozi
  • Endowooza
  • Ebisanyusa
  • Ag’Ebweru
  • Ebyemizzanyo
No Result
View All Result

Home Agafa e Mengo

Kamalabyonna Mayiga akunze abantu okwettanira omwoleso gwa Buganda

Gambuuze by Gambuuze
August 16, 2022
in Agafa e Mengo, Ebyobusubuuzi
0 0
0
Kamalabyonna Mayiga akunze abantu okwettanira omwoleso gwa Buganda
0
SHARES
25
VIEWS
Share on FacebookShare on Twitter

Bya Ssemakula John

Bulange – Mmengo

Mukuumaddamula Charles Peter Mayiga akunze bannayuganda yonna gyebali okwettanira omwoleso gwa Buganda kibayambe okumanyisa byebakola n’okwerula emikisa gyabwe egy’okulaakulana.

Bino Katikkiro Mayiga abyogeredde mu Bulange e Mmengo ku Lwokubiri bw’abadde alambika ku nteekateeka y’omwoleso guno ogwa ‘Omwoleso Gaggadde Expo ogugenda okuyindira mu lubiri e Mmengo nga  19 okutuuka  28 omwezi guno omwaka 2022 .

“Omuntu yenna anaagaggawala ateekwa okubaako kyatunda ekyamaguzi kiyinza okuba ekikalu oba ekitali kikalu, nze ndi munnamateeka era eky’okubagagga kyetunda ge mateeka genasoma. Tetusobola kubaako bugagga bwetutuukako nga byetukola tebimanyiddwa,” Owek. Mayiga bw’alambuludde.

Okusinziira ku Katikkiro Mayiga mu mwoleso guno abantu bajja kulaga emirimu gyabwe emirala gyebakola bwatyo nasaba abantu okuvaayo okujjumbira basobole okulaakulana kuba obugagga buva mukutunda ebyamaguzi.

“Obwakabaka bwategeka omwoleso guno nga bwagala ensi etumanye. Bwoba n’ekintu ekirungi naye nga abantu tebakimanyi ofaanana n’oyo atakirina. Tusoosowaza eby’obulambuzi n’ebyobulimi mu mwoleso guno ogwa Buganda kuba eby’obulambuzi byetulina abantu tebayinza okubyeyunira okuggyako nga babitegedde,” Mayiga bw’alambuludde.

Kinajjukirwa nti enteekateeka eno etegekeddwa ekitongole kya Buganda Heritage and Tourism Board wamu naba Luba Events. Omu ku bategesi, Moses Lubuulwa agamba nti ebyokuyiga bigenda kuba bingi mu mwoleso guno okuva ku by’obulimi obulunzi nebirala.

Ensisinkano eno yeetabiddwako Minisita w’ebyobulambuzi, Owek. David Kyewalabye Male, Kitunzi wa BHTB Carol Nnalinnya awamu n’abakungu abalala.

Share this:

  • Tutukiriire

© 2021 Gambuuze - Obwakabaka bwa Buganda.

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In

Add New Playlist