• Tutukiriire
Gambuuze
Advertisement
  • Omuko Ogusooka
    Owek. Mayiga akubirizza abakulira Abasomaali okwenyigira mu nteekateeka z’ Obwakabaka

    Minisita Anthony Wamala akubirizza abantu okuwandiika ebibakwatako okukuuma omukululo

    Owek. Mayanja akunze abantu okukuuma Obutondebwensi

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    Ab’e  Masaka balaajanye mu muwendo gwa baana ogweyongedde

    Kaggo Magandaazi atuuzizza Abaami b’emiruka, Abasabye okukuuma  ekitiibwa kya Buganda

    Abantu ba Beene basabiddwa okutumbula obuyonjo nga bayita mu Bulungibwansi

    Olukiiko olutegesi lulambudde ekifo awanaakwatirwa olunaku lw’Abavubuka mu Buganda

    Owek. Kakomo asabye abantu okunnyweza Obumu

  • Agafa e Mengo
  • Emboozi
  • Endowooza
  • Ebisanyusa
  • Ag’Ebweru
  • Ebyemizzanyo
No Result
View All Result

Home Agafa e Mengo

Kabaka akungubagidde omuzana w’Omulangira Mawanda

Gambuuze by Gambuuze
January 16, 2020
in Agafa e Mengo
0 0
0
Kabaka akungubagidde omuzana w’Omulangira Mawanda
0
SHARES
127
VIEWS
Share on FacebookShare on Twitter

Bya Musasi Waffe

Ssaabasajja Kabaka Ronald Muwenda Mutebi akungubagidde omuzana Kezekia Nabisenke, mukyala w’omulangira omukulu George William Mawanda Chwa e Salama Munyonyo.

Mu bubakabwe obusomeddwa omulangira David Golooba, Ssaabasajja ategeezezza nti Omuzana Nabisenke abadde omu ku bazadde abatono be babadde basigazza nti era okufa kwe kubalekedde eddibu ddene.

Katikkiro ku kkono n’omulangira Kassim Nakibinge wakati n’Omulangira Namugala

“Omugenzi abadde naffe ekiseera kiwanvu mu ssanyu ne munnaku. Tumwebaza olw’omukwano n’omutima omuzadde,” Kabaka bwategeezezza.

Asiimye omulangira David Namugala olw’okulabirira obulungi maama we  wamu n’okumujjanjjaba okutuusa ku nkomerero.

Ku lulwe, Katikkiro Charles Peter Mayiga atenderezza Omuzana Nabisenke, olw’okukuuma ekitiibwa kya Buganda oluvanyuma lw’okuseerera kw’Omulangira Mawanda mu 2000.

Omuzaana Kezekia Nabisenke

“Ekitiibwa ky’eggwanga lyonna kyesigamye ku ngeri abantu b’eggwanga eryo gyebakuumyemu ebyafaayo byabwe era ensi etabifaako ekitiibwa kyayo kibeera kya munguuba. Ssekabaka Daudi Chwa yakuba olubiri e Salama mu 1933 era yayagalayo nnyo, nga wamuwummuza. Ssekabaka bweyakisa omukono n’asikirwa Omulangira Edward Mutesa, ate Kiweesa wa Chwa Mawanda, n’asikira omutuba gwa Chwa era n’asigala mu Lubiri e Salama,” Mayiga bwagambye.

Ate ye Omulangira Kassim Nakibinge Kakungulu naye asiimye emirimu enkumu egikoleddwa omuzaana Nabisenke n’eyebaza Katonda olw’ebbanga ly’abamuwadde.

“Twagala okwebaza mukama Katonda olw’obulamu na byonna byawadde  omwagalwa waffe ono, omuli abaana, abazzukulu ne ba nnakabirye. Twebaza Katonda ebyo byamusobozesazza okukola  omuli okutukuza n’okutulabirira, n’okubanga ddala yalabirira bulungi mukadde waffe Omulangira Mawanda,” Nakibinge bwagmabye. Omuzaana Nabisenke yafa ku bbalaza ya wiiki ku myaka 96.

Share this:

  • Tutukiriire

© 2021 Gambuuze - Obwakabaka bwa Buganda.

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In

Add New Playlist