• Tutukiriire
Gambuuze
Advertisement
  • Omuko Ogusooka
    Owek. Mayiga akubirizza abakulira Abasomaali okwenyigira mu nteekateeka z’ Obwakabaka

    Minisita Anthony Wamala akubirizza abantu okuwandiika ebibakwatako okukuuma omukululo

    Owek. Mayanja akunze abantu okukuuma Obutondebwensi

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    Ab’e  Masaka balaajanye mu muwendo gwa baana ogweyongedde

    Kaggo Magandaazi atuuzizza Abaami b’emiruka, Abasabye okukuuma  ekitiibwa kya Buganda

    Abantu ba Beene basabiddwa okutumbula obuyonjo nga bayita mu Bulungibwansi

    Olukiiko olutegesi lulambudde ekifo awanaakwatirwa olunaku lw’Abavubuka mu Buganda

    Owek. Kakomo asabye abantu okunnyweza Obumu

  • Agafa e Mengo
  • Emboozi
  • Endowooza
  • Ebisanyusa
  • Ag’Ebweru
  • Ebyemizzanyo
No Result
View All Result

Home Amawulire

Kabaka akungubagidde omugagga Muwanga Kibirige (BMK)

Gambuuze by Gambuuze
September 13, 2021
in Amawulire
0 0
0
Kabaka akungubagidde omugagga Muwanga Kibirige (BMK)
0
SHARES
51
VIEWS
Share on FacebookShare on Twitter

Bya Gerald Mulindwa

Nkoowe

Ssaabasajja Kabaka Ronald Muwenda Mutebi II, akungubagidde omugagga  Bulayimu Muwanga Kibirige abadde amanyiddwa ennyo nga BMK eyafudde ku Lwokutaano lwa wiiki ewedde oluvannyuma lw’okumala akabanga ng’atawaanyizibwa kkookolo.

Mu bubaka bwa Ssaabasajja Kabaka obwasomeddwa Katikkiro,  Beene ayogedde ku mugenzi ng’omuntu abadde  ayagala enkulaakulana ku buli muntu, alumirirwa era ayagaliza.

Katikkiro yeebazizza Hajji BMK olw’okuwandiika ekitabo ky’asuubira nti kijja kukyusa embeera z’abantu naddala abo banaakisoma.

Okusinziira ku Katikkiro Mayiga, Omugenzi BMK ye yatwalira Ssaabasajja Kabaka ekirowoozo ky’okudduukirira abalwadde ba Nnalubiri (Sickle Cell) era Beene yasinziira ku kirowoozo ekyo n’asiima emisinde gy’amazaalibwa ge egy’emyaka esatu egiyise giddukibwe wansi w’omulamwa gw’okulwanyisa Nnalubiri.

Okuziika kwetabiddwako Omumyuka Asooka owa Katikkiro era Minisita w’obuyiiya n’enzirukanya y’emirimu, Owek Prof. Twaha Kigongo Kaawaase, omumyuka w’omukubiriza w’Olukiiko lwa Buganda, Owek. Ahmed Lwasa, Minisita w’Ettaka Obulimi n’Obutonde bw’ensi, Owek. Hajjat Mariam Nkalubo Mayanja, Minisita w’Enkulaakulana y’abantu, Owek. Dr. Prosperous Nankindu Kavuma, Minisita omubeezi ow’obulimi n’Obwegassi; Owek Hajji Amisi Kakomo, Owessaza Busujju, Kasujju Mark Jjingo Kaberenge II, n’abakungu abawerako.

Share this:

Tags: BMKKabaka MutebiKatikkiro Mayiga
  • Tutukiriire

© 2021 Gambuuze - Obwakabaka bwa Buganda.

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In

Add New Playlist