• Tutukiriire
Gambuuze
Advertisement
  • Omuko Ogusooka
    Owek. Mayiga akubirizza abakulira Abasomaali okwenyigira mu nteekateeka z’ Obwakabaka

    Owek. Mayiga akubirizza abakulira Abasomaali okwenyigira mu nteekateeka z’ Obwakabaka

    Minisita Anthony Wamala akubirizza abantu okuwandiika ebibakwatako okukuuma omukululo

    Minisita Anthony Wamala akubirizza abantu okuwandiika ebibakwatako okukuuma omukululo

    Owek. Mayanja akunze abantu okukuuma Obutondebwensi

    Owek. Mayanja akunze abantu okukuuma Obutondebwensi

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    Ab’e  Masaka balaajanye mu muwendo gwa baana ogweyongedde

    Ab’e  Masaka balaajanye mu muwendo gwa baana ogweyongedde

    Kaggo Magandaazi atuuzizza Abaami b’emiruka, Abasabye okukuuma  ekitiibwa kya Buganda

    Kaggo Magandaazi atuuzizza Abaami b’emiruka, Abasabye okukuuma  ekitiibwa kya Buganda

    Abantu ba Beene basabiddwa okutumbula obuyonjo nga bayita mu Bulungibwansi

    Abantu ba Beene basabiddwa okutumbula obuyonjo nga bayita mu Bulungibwansi

    Olukiiko olutegesi lulambudde ekifo awanaakwatirwa olunaku lw’Abavubuka mu Buganda

    Olukiiko olutegesi lulambudde ekifo awanaakwatirwa olunaku lw’Abavubuka mu Buganda

    Owek. Kakomo asabye abantu okunnyweza Obumu

    Owek. Kakomo asabye abantu okunnyweza Obumu

  • Agafa e Mengo
  • Emboozi
  • Endowooza
  • Ebisanyusa
  • Ag’Ebweru
  • Ebyemizzanyo
No Result
View All Result

Home Amawulire

Kabaka akoze enyukakyuka mu baami b’Amasaza

Gambuuze by Gambuuze
November 2, 2019
in Amawulire
0 0
0
0
SHARES
55
VIEWS
Share on FacebookShare on Twitter
  • Kabaka Ronald Muwenda Mutebi

Bya Musasi Waffe

Ssabasajja Kabaka Ronald Muwenda Mutebi  II asiimye n’alonda abaami b’amasaza abaggya n’abamyuka baabwe oluvannyuma lwababaddeko okuweereza emyaka etaano. Mukiwandiiko ekyafulumiziddwa woofiisi ya Katikkiro, Ssabasajja yasiimye nnyo obuweereza bw’abaami ababaddeko obwayogeddwako ng’obubaddemu obuyiiya, obunyiikivu, n’okukozesa okwagala. Mubbanga ery’emyaka etaano, ekiwandiiko kyategeezezza nti wabddewo bingi ebituukiddwako omuli okuddaabiriza embuga z’amasaza, okutuuza enkiiko z’amasaza n’okulungamya abaami ku mitendera nga bwegigenda gidiringana wamu n’okussa munkola entekateeka za gavumenti ya Kabaka. Mubirala mulimu okukunga Obuganda okubugiriza Kabaka yonna gyaba agenze, okuwagira kaweefube w’ettoffaali wamu ne Luwalo Lwaffe n’ebirala bingi.

“Mu myaka etaano egyakayita, ensonga z’obwakabaka zeyongedde ebbugumu n’okujjumbirwa abantu ba Buganda nga kino kiva ku bunyiikivu bw’abaami mu Masaza,” ekiwandiiko nga kyatekeddwako omukono gwa Katikkiro Charles Peter Mayiga bwekyategeezezza.

Bano bebaalondeddwa

Essaza Omwami Abamyuka
Kyaddondo Muky. Agnes Nakibirige Ssempa Hajji Ahmed Magandaazi
Mw. Ronald Mpagi
Ssingo Mw. David Nantagya Mw. Noah Kantunsimbi
Muky. Regina Nasserembe
MW. John Vianey Kasumba
Mawokota Mw. Gabriel Kabonge Mw. Patrick Ssemalawa
Mw. Godfrey Pizaroh Mujuzi
Ggomba Mw.Selestino Jackson Musisi Mw. Joseph Kasibante
Mw. Edwrad Mubiru Musisi
Buddu Mw Jude Muleke Muky.. Rose Nalubowa
Mw. Payineto Yiga
Muwalimu Abdallah Kato
Bugerere Oweek. James Ssempigga Mw. Bashir Ziraba
Mw. Patrick Mugerwa
Bulemeezi Mw. Ronald Mulondo Muky. Margaret Mutyaba
Mw. Aron Ddamulira Nkonge
Buluuli Mw. Gerald Kyanjo Dr Joseph Kirabo
Mw Abdalla Ssebuggwawo
Busiro Mw. Charles Kiberu Kisiriiza Mw. Aloysius Ssemmanda
Mw. Vincent Kayongo
Busujju Mw. Mark Jjingo Kaberenge II Mw. Christopher Nsimbe
Mw. Godfrey Mutebi
Butambala Hajji Sulaiman Magala Hajji Musa Lubega
Mw Samuel Ndugga
Buvuma Mw. Lawrence Kayiza Mw. Michael Wamala Mboowa
Mw. Richard Ssemanda
Buweekula Muky. Immaculate Nantayi
Kafeero
Mw. Andrew Ssempijja
Ssaalongo Elly Mbalirwa Ssekayita
Kabula Mw. David Luyimbaazi Kiyingi Muky. Margaret Kamunaana
Mw. Joseph Mutyaba Mukasa
Kkooki Omulangira Apollo Ssansa
Kabumbuli II
Muky. Gertrude Ssebuggwawo
Mulangira Nelso Lubambula
Ssalongo Eriabu Kiggundu
Mawogola Mw. Muhammad
Sserwadda
Muky. Suzan Namukwaya
Mw. Damiano Kamwaga
Ssese Oweek. Augustine Kasirye Mw.Christopher Byekwaso
Mw. Edward Ssebatta

Share this:

  • Tutukiriire

© 2021 Gambuuze - Obwakabaka bwa Buganda.

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In

Add New Playlist

No Result
View All Result
  • Omuko Ogusooka
  • Agafa e Mengo
  • Emboozi
  • Endowooza
  • Ebisanyusa
  • Ag’Ebweru
  • Ebyemizzanyo

© 2021 Gambuuze - Obwakabaka bwa Buganda.