• Tutukiriire
Gambuuze
Advertisement
  • Omuko Ogusooka
    Owek. Mayiga akubirizza abakulira Abasomaali okwenyigira mu nteekateeka z’ Obwakabaka

    Minisita Anthony Wamala akubirizza abantu okuwandiika ebibakwatako okukuuma omukululo

    Owek. Mayanja akunze abantu okukuuma Obutondebwensi

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    Ab’e  Masaka balaajanye mu muwendo gwa baana ogweyongedde

    Kaggo Magandaazi atuuzizza Abaami b’emiruka, Abasabye okukuuma  ekitiibwa kya Buganda

    Abantu ba Beene basabiddwa okutumbula obuyonjo nga bayita mu Bulungibwansi

    Olukiiko olutegesi lulambudde ekifo awanaakwatirwa olunaku lw’Abavubuka mu Buganda

    Owek. Kakomo asabye abantu okunnyweza Obumu

  • Agafa e Mengo
  • Emboozi
  • Endowooza
  • Ebisanyusa
  • Ag’Ebweru
  • Ebyemizzanyo
No Result
View All Result

Home Ebyenjigiriza

FDC eyagala gavumenti ekole ku misaala gy’abakozi ba gavumenti bonna

Gambuuze by Gambuuze
June 21, 2022
in Ebyenjigiriza
0 0
0
FDC eyagala gavumenti ekole ku misaala gy’abakozi ba gavumenti bonna
0
SHARES
39
VIEWS
Share on FacebookShare on Twitter

Bya Ssemakula John

Kampala

Ekibiina ki Forum for Democratic Change (FDC) ksabye gavument eteekewo akakiiko akeetengeredde okwekeneenya emisaala gy’abakozi bonna abagavumenti era gyongezebwa mukifo ky’okwongezaako abamu ababeera beekalakaasizza.

Bino byogeddwa amyuka Ssaabawandiisi wa FDC, Harold Kaija  bweyabadde ayogerako ne bannamawulire ku Mmande nategeeza nti emisaala gy’abakozi bano nsonga nkulu etalina kubuusibwa maaso.

“Bwebateekawo akakiiko akekeneenya emisaala , kajja kulowooza ku buli mulimu ne ssente zebalina okufuna mu misaala. Kino kijja kukendeeza ku kattu Pulezidenti Museveni kaalimu kati kuba ye muntu yekka asalawo ku misaala abantu gyebalina okufuna,” Kaija bw’agambye.

Okusinziira ku Kaija singa akakiiko kano kaba katondeddwawo abakozi tebagenda kuddamu kwekalakaasa kuba bajja kuba bamanyi gyebalina okulaga singa babeera si bamativu n’omusaala gwebafuna.

Ebigambo bya Kaija bisanze abasomesa ba gavumenti abamasomo agatali ga Saayansi (Arts) bali mu keediimo nga bawakanya emisaala emitono gyebafuna.

Era wano Ssaabawandiisi w’ekibiina ekitaba Abasomesa mu ggwanga ki  Uganda National Teachers Union (UNATU),  Filbert Baguma yategeezezza ku Mmande nga abasomesa bwebatagenda kudda mu bibiina okutuuka nga gavumenti ebongeza omusaala.

Bano baagala bongezebwe okuva ku kakadde kamu n’emitwalo 80 egiweebwa aba Ddiguli n’emitwalo 795000 eziweebwa aba Dipulooma zituuke ku bukadde 4 aba Ddiguli ate aba Dipulooma baweebwe emitwalo 95.

Kati gavumenti yategeezezza nga bwegenda okusisinkana aba UNATU basalire wamu amagezi ku nsonga eno.

Share this:

Tags: FDCHarold KaijaUNATU
  • Tutukiriire

© 2021 Gambuuze - Obwakabaka bwa Buganda.

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In

Add New Playlist