• Tutukiriire
Gambuuze
Advertisement
  • Omuko Ogusooka
    Owek. Mayiga akubirizza abakulira Abasomaali okwenyigira mu nteekateeka z’ Obwakabaka

    Minisita Anthony Wamala akubirizza abantu okuwandiika ebibakwatako okukuuma omukululo

    Owek. Mayanja akunze abantu okukuuma Obutondebwensi

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    Ab’e  Masaka balaajanye mu muwendo gwa baana ogweyongedde

    Kaggo Magandaazi atuuzizza Abaami b’emiruka, Abasabye okukuuma  ekitiibwa kya Buganda

    Abantu ba Beene basabiddwa okutumbula obuyonjo nga bayita mu Bulungibwansi

    Olukiiko olutegesi lulambudde ekifo awanaakwatirwa olunaku lw’Abavubuka mu Buganda

    Owek. Kakomo asabye abantu okunnyweza Obumu

  • Agafa e Mengo
  • Emboozi
  • Endowooza
  • Ebisanyusa
  • Ag’Ebweru
  • Ebyemizzanyo
No Result
View All Result

Home Eby'obufuzi

FDC eronze omulala agikwatire bbendera mu Omoro, Owani bamusudde

Gambuuze by Gambuuze
May 13, 2022
in Eby'obufuzi
0 0
0
FDC eronze omulala agikwatire bbendera mu Omoro, Owani bamusudde
0
SHARES
33
VIEWS
Share on FacebookShare on Twitter

Bya Ssemakula John

Ekibiina ki ‘Forum for Democratic Change (FDC)’ kirangiridde nga bwekireese Justine Odong okukikwatira bbendera ku kalulu k’omubaka wa Omoro mu Palamenti nga adda mu kifo kya Denis Owani agambibwa okuba nti yawambiddwa.

“ Tulangiridde Odongo mu butongole nga eyeesimbye ku kkaadi y’ekibiina kyaffe mu kalulu k’omubaka wa Omoro,” Ekibiina bwe kirangiridde ku Lwokutaano.

Odong ye ssentebe w’ekibiina ki FDC mu disitulikiti ye Omoro, ono yaliko ssentebe wa LC3 owa ggombolola ya Tochi wakati wa 2016 -2021.

Okwanjulwa kwa Odongo kiddiridde amawulire okutegeeza nga Owani eyabadde alina kkaadi ya FDC bweyabadde awambiddwa era akaseera k’okwewandiisa wekatuukidde nga tamanyise gyaali.

Okusooka akulira okunoonyeza FDC obuwagizi,  Philip Ojara yabadde akakasizza abantu b’ekitundu kino nga bwebagenda okuwandisa Owani mu mbeera zonna era balina essuubi nti abadde ajja kuwangula akalulu kano.

Oluvannyuma lwa kaweefube w’ekibiina okuwandiisa Owani okugwa obutaka basazeewo okusimbawo  Odong adde mu kifo ky’ Owani.

Odong kati yalimu essuubi lya FDC okuwangulwa Omoro mu kalulu akalimu okuvuganya okwamanyi okuva mu bibiina ebivuganya awamu nekya NRM.

Kinajjukirwa nti ekifo kino kyafuuka kikalu oluvannyuma kw’eyali Sipiika Jacob Oulanyah eyafa mu mwezi gwa March omwaka guno nga akalulu kasuubirwa okubaawo nga 26 omwezi guno..

Share this:

  • Twitter
  • Tumblr
  • Pinterest
  • Pocket
  • WhatsApp
  • Skype
  • Telegram
  • LinkedIn
Tags: Denis OwaniFDC
  • Tutukiriire

© 2021 Gambuuze - Obwakabaka bwa Buganda.

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In

Add New Playlist