• Tutukiriire
Gambuuze
Advertisement
  • Omuko Ogusooka
    Owek. Mayiga akubirizza abakulira Abasomaali okwenyigira mu nteekateeka z’ Obwakabaka

    Minisita Anthony Wamala akubirizza abantu okuwandiika ebibakwatako okukuuma omukululo

    Owek. Mayanja akunze abantu okukuuma Obutondebwensi

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    Ab’e  Masaka balaajanye mu muwendo gwa baana ogweyongedde

    Kaggo Magandaazi atuuzizza Abaami b’emiruka, Abasabye okukuuma  ekitiibwa kya Buganda

    Abantu ba Beene basabiddwa okutumbula obuyonjo nga bayita mu Bulungibwansi

    Olukiiko olutegesi lulambudde ekifo awanaakwatirwa olunaku lw’Abavubuka mu Buganda

    Owek. Kakomo asabye abantu okunnyweza Obumu

  • Agafa e Mengo
  • Emboozi
  • Endowooza
  • Ebisanyusa
  • Ag’Ebweru
  • Ebyemizzanyo
No Result
View All Result

Home Eby'obufuzi

FDC egamba ebyenfuna okutereera nga eggwanga lifunye Gavana wa bbanka enkulu

Gambuuze by Gambuuze
July 5, 2022
in Eby'obufuzi
0 0
0
FDC egamba ebyenfuna okutereera nga eggwanga lifunye Gavana wa bbanka enkulu
0
SHARES
54
VIEWS
Share on FacebookShare on Twitter

Bya Musasi Waffe

Najjanankumbi – Kyaddondo

Ekibiina ki Forum for Democratic Change(FDC) kiwadde Pulezidenti Yoweri Kaguta Museveni amagezi okulonda Gavana wa bbanka enkulu bwaba ayagala embeera y’ebyenfuna okutereera kuba kirabika ebizibu ebiri mu ggwanga birina akakwate ku nsonga eno.

Kino kiddiridde eyali Gavana, Prof. Tumusiime Mutebile okufa mu mwezi gwa January nga 23 era okuva olwo ekifo kino kibadde kikalu nga okuva olwo ppaka kati ekifo kino kibadde kikalu.

Amyuka Ssaabawandiisi wa FDC, Harold Kaija agambye  nti bali mukutya kuba kati emyezi giweze mukaaga nga eggwanga teririna Gavana ate nga tewali kabonero konna kalaga oba abakulu balina enteekateeka emunoonya amangu.

“Tuwa abakulembera eggwanga lino amagezi okujjuza ekifo kya Gavana kuba yasobola okugezaako okusalira ebizibu byetulimu amagezi nga ataasa okunaabuka kwa ssente yaffe,” Kaija bwe yagambye nga ayogerako eri bannamawulire.

Kaija yategeezezza nti akaseera katuuse bannayuganda batandike okubanja gavumenti ensaasaanya ku bintu eby’enjawulo bweba tebaagala kubeera baddu mu nsi yabwe.

“Tetusobola kugenda mu mawanga gali yaddeyaddeko nga empisi zeziwooza akatale, buli kantu zikalidde. Tuli mu katyabaga ka byanfuna kyokka abo abatululembera tebafa ku bannansi okuggyako okwekkusa,” Kaija bwe yalambuludde.

Okusinziira ku Kaija abo abali mu mitambo gy’eggwanga lino bafa ku kimu kuvuga mmotoka nnene nakusula mu nnyumba za bbeeyi awamu n’okutwala abaana babwe mu masomero agali ku mutendera gw’ebweru nga akazito tebakawulira.

Share this:

  • Twitter
  • Tumblr
  • Pinterest
  • Pocket
  • WhatsApp
  • Skype
  • Telegram
  • LinkedIn
Tags: Central Bank GovernorFDCHarold Kaija
  • Tutukiriire

© 2021 Gambuuze - Obwakabaka bwa Buganda.

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In

Add New Playlist