• Tutukiriire
Gambuuze
Advertisement
  • Omuko Ogusooka
    Owek. Mayiga akubirizza abakulira Abasomaali okwenyigira mu nteekateeka z’ Obwakabaka

    Minisita Anthony Wamala akubirizza abantu okuwandiika ebibakwatako okukuuma omukululo

    Owek. Mayanja akunze abantu okukuuma Obutondebwensi

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    Ab’e  Masaka balaajanye mu muwendo gwa baana ogweyongedde

    Kaggo Magandaazi atuuzizza Abaami b’emiruka, Abasabye okukuuma  ekitiibwa kya Buganda

    Abantu ba Beene basabiddwa okutumbula obuyonjo nga bayita mu Bulungibwansi

    Olukiiko olutegesi lulambudde ekifo awanaakwatirwa olunaku lw’Abavubuka mu Buganda

    Owek. Kakomo asabye abantu okunnyweza Obumu

  • Agafa e Mengo
  • Emboozi
  • Endowooza
  • Ebisanyusa
  • Ag’Ebweru
  • Ebyemizzanyo
No Result
View All Result

Home Agafa e Mengo

Enteekateeka z’okutuuka Kaggo n’Abamyuka be zisembedde

Gambuuze by Gambuuze
October 10, 2024
in Agafa e Mengo
0 0
0
Enteekateeka z’okutuuka Kaggo n’Abamyuka be zisembedde
0
SHARES
83
VIEWS
Share on FacebookShare on Twitter

Bya Musasi Waffe

Kasangati – Kyaddondo

Olukiiko olukulembera essaza Kyaddondo lutudde olunaku lwa leero neluteesa ku nteekateeka z’okutuuza Kaggo n’Abamyuka be awamu n’ensonga endala eziwerako.

Omukolo guno gugenda kubeerawo nga  26/10/2024 ku mbuga y’essaza e Kasangati era okusinziira ku  Ssentebe w’Olukiiko oluteesiteesi  Kawuma Henry Male  asinzidde wano nakunga abantu ba Kabaka bonna okwongera okwetegekera omukolo guno era bajje mu bungi okwaniriza Kamalabyonna agenda okubeera omugenyi omukulu.

Omumyuka wa Kaggo Ow’okubiri,  Dr. Fiona Kalinda asinzinde mu wano  nayanjulira abakiise olukiiko olukulembeze olw’Essaza oluggya, ate nabasibira entanda y’okukola emirimu gy’Embuga obulungi kiggyeyo ekitiibwa ky’essaza.

Ye Kaggo  Ahmed Magandaazi Matovu yebazizza abakiise olw’emirimu egyirabika egyikoleddwa naddala mu Ggombolola ate n’Ebitongole ebifubye okuteekateeka Amakkakalabizo, yebazizza obuvujjirizi bwonna eri Omukolo gw’okutuuzibwa kwe, ate nasaba abaweereza okukola ennyo okutekawo omukululo mu buweereza basobole nabo okulabika.

Asuubizza okuwagira abo bonna abafuba okukola ennyo okugatta ettofaali ku ssaza era akunze  Bannakyaddondo nemirilaano okweyiwa ku mbuga e Kasangati  basobole okujaguliza awamu

Share this:

  • Tutukiriire

© 2021 Gambuuze - Obwakabaka bwa Buganda.

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In

Add New Playlist