Empaka z’emipiira gy’amasaza gisembedde era nga gigenda kubeera ku kisaawe e Namboole nga 26th October 2019. Bulemeezi egenda kuzannya ne Busiro mu mpaka ez’akamalirizo.
Empaka zamasaza ziberayo buli mwaka era nga Ssaabasajja Kabaka yaziggulawo era n’aziggalawo.