• Tutukiriire
Gambuuze
Advertisement
  • Omuko Ogusooka
    Owek. Mayiga akubirizza abakulira Abasomaali okwenyigira mu nteekateeka z’ Obwakabaka

    Minisita Anthony Wamala akubirizza abantu okuwandiika ebibakwatako okukuuma omukululo

    Owek. Mayanja akunze abantu okukuuma Obutondebwensi

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    Ab’e  Masaka balaajanye mu muwendo gwa baana ogweyongedde

    Kaggo Magandaazi atuuzizza Abaami b’emiruka, Abasabye okukuuma  ekitiibwa kya Buganda

    Abantu ba Beene basabiddwa okutumbula obuyonjo nga bayita mu Bulungibwansi

    Olukiiko olutegesi lulambudde ekifo awanaakwatirwa olunaku lw’Abavubuka mu Buganda

    Owek. Kakomo asabye abantu okunnyweza Obumu

  • Agafa e Mengo
  • Emboozi
  • Endowooza
  • Ebisanyusa
  • Ag’Ebweru
  • Ebyemizzanyo
No Result
View All Result

Home Ebyenfuna

Ekkuumiro Ly’ebisolo Entebbe Lyetaaga Obuwumbi 15

Gambuuze by Gambuuze
June 24, 2020
in Ebyenfuna
0 0
0
Ekkuumiro Ly’ebisolo Entebbe Lyetaaga Obuwumbi 15
0
SHARES
71
VIEWS
Share on FacebookShare on Twitter

Abantu ng’abasitudde ttimba mu Zoo

Abaddukanya ekkuumiro ly’ebisolo erya Uganda Wildlife Education Centre Entebbe edda eryayitibwanga Zoo bagambye beetaaga obuwumbi 15 okusobola okuliisa ensolo zino wamu n’okulabirira bannasayansi abazikolamu.

Ekkuumiro lino erirabirira ensolo 291 ez’enjawulo likoseddwa ebitenkanika ol’omuggalo gwa coronavirus oluvannyuma lw’abayizi abakola ebitundu 70 ku buli kikumi ku ssente ekitongole kino kyezifuna ng’ezisigadde ziva mu balambuzi abava wabweru w’eggwanga kyokka nga bonna tebakyajja.

Ngalabiseeko mu kakiiko akakola ku nsonga z’ebyenfuna by’eggwanga akeekennenya engeri Covid gyakozezzaamu ebyenfuna, James Musinguzi akulira ekkuumiro lino, yagambye beetaaga essente okusobola okulabirira ensolo zino obulungi wamu n’obutagoba bakozi baabwe.

Musinguzi yagambye beetaaga obuwumbi 8.2 okuddukanya emirimu gyabwe wamu n’obulala 6.6 ezz’okukulaakulanya ekkuumiro lino mu mbalirira ya 2020/2021.

Ono yagambye nti bwebeekubira omulanga eri gavumenti gebuvuddeko yabawa obukadde 750 n’abazira kisa abalala ne babawa obukadde 50.

Musinguzi yagasseeko nti era tebasuubira kufuna ssente amasomero nebweganaateebwa kubanga abayizi bajja kuba beemalidde ku byakusoma.

URN

Share this:

  • Tutukiriire

© 2021 Gambuuze - Obwakabaka bwa Buganda.

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In

Add New Playlist