• Tutukiriire
Gambuuze
Advertisement
  • Omuko Ogusooka
    Owek. Mayiga akubirizza abakulira Abasomaali okwenyigira mu nteekateeka z’ Obwakabaka

    Minisita Anthony Wamala akubirizza abantu okuwandiika ebibakwatako okukuuma omukululo

    Owek. Mayanja akunze abantu okukuuma Obutondebwensi

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    Ab’e  Masaka balaajanye mu muwendo gwa baana ogweyongedde

    Kaggo Magandaazi atuuzizza Abaami b’emiruka, Abasabye okukuuma  ekitiibwa kya Buganda

    Abantu ba Beene basabiddwa okutumbula obuyonjo nga bayita mu Bulungibwansi

    Olukiiko olutegesi lulambudde ekifo awanaakwatirwa olunaku lw’Abavubuka mu Buganda

    Owek. Kakomo asabye abantu okunnyweza Obumu

  • Agafa e Mengo
  • Emboozi
  • Endowooza
  • Ebisanyusa
  • Ag’Ebweru
  • Ebyemizzanyo
No Result
View All Result

Home Amawulire

Ekiwayi kya Bobi Wine kirabudde Kibalama ne banne ku by’okuggulawo woofiisi za NUP endala

Gambuuze by Gambuuze
June 21, 2022
in Amawulire
0 0
0
Ekiwayi kya Bobi Wine kirabudde Kibalama ne banne ku by’okuggulawo woofiisi za NUP endala
0
SHARES
51
VIEWS
Share on FacebookShare on Twitter

Bya Ssemakula John

Kampala

Omwogezi w’ekibiina ki National Unity Platfrom (NUP), Joel Ssenyonyi, alabudde bannayuganda okwegendereza musajja mukulu  Moses Kibalama n’ekibinja kye abatandise okutemamu ekibiina kino kuba ebigendererwa bye tebimanyiddwa.

Kino kiddiridde Kibalama ne banne okuggulawo woofiisi e Kabowa ku luguudo mu Lubaga South era nebavumirira Kyagulanyi ne banne  olw’okwagala ennyo ensimbi awamu n’okusuulawo ekigendererwa ekikulu eky’okukyuusa obuyinza.

“Tulabye ebitambuzibwa ku mutimbagano ng’abantu abamu bwetandise okweyita abakulembeze ba NUP. Gyebuvuddeko abantu bano bategeeza kkooti nti gavumenti yeebakozesa, kiraga nti gavumenti ekyabakozesa okunafuya ekibiina ki NUP basobole okikulaakulanya,” Ekiwandiiko ekiriko omukono gwa Ssenyonyi bwekisomye.

Ssenyonyi alabudde nti olukwe lwa bano telugenda kutuukirira era tebigenda kubaggya ku mulamwa. Okusinziira ku Ssenyonyi bano bagenda kubakwatako n’omukono gw’amateeka mu bwangu ddala okusobola okukomya ebikolwa byabwe eby’obufere.

Bw’abadde ayogerako eri bannamawulire omuwandiisi w’ekibiina kino ku nsonga z’amawulire mu kiwayi kino, Tugume Gideon ategeezezza nti okusinziira ku Ttabamiruka w’ekibiina gwebatuuza nga 27th May 2022 basalawo bafune ekitebe ekipya ekitali Kamwokya okusobola okuteeka ekiragiro kya bannakibiina mu nkola ekyasalibwawo akakiiko ak’okuntikko.

Tugume ategeezezza nti  enkola y’abakulu abasinziira e Kamwokya si beerufu nga balemwa n’okulaga bannakibiina ensaasaanya wamu n’okuteekamu abantu abalala ekitiibwa ate nga baalemwa nokussa ekitiibwa mu Ssemateeka w’ekibiina.

Bino webijjidde  nga ekibiina ki NUP e Kamwokya kitegeka okuddamu okusimbawo ababaka n’ abakulembeze wabula ekiwayi kya Kibalama kigamba nti omuntu yenna anaasangibwa nga akozesa obubonero oba langi z’ekibiina nti bajja kumuvunaana.

Share this:

Tags: Bobi WineJoel SsenyonyiMoses KibalamaNUP
  • Tutukiriire

© 2021 Gambuuze - Obwakabaka bwa Buganda.

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In

Add New Playlist