
Musasi waffe
Ekivvulu kya BBS Terefayina ekituumiddwa “Ekivuutu,” kitongozeddwa olwa leero ku Bulange.

Kyakuuberayo nga Musenene 17 e Wankulukuku mu Kampala ate e Masaka Recreation Ground ‘Riku’ nga Musenene 24.

Abayimbi ab’enjawulo bagenda kukyetabamu.